Jump to content

Lawrence Fernandes (omuzannyi wa cricket)

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Lawrence Fernandes, yazaalibwa mu 1945 Munnayuganda eyaliko omuzannyi wa cricket mu ddaala erisooka .

Fernandes yazaalibwa mu Matwale ga Uganda agaali gafubibwa Abangereza mu 1942. Yamala ekiseera e Mombasa mu Kenya, nga tanakomawo mu Uganda mu myaka gya 1960. [1] Yali muzannyi eyali azannya buli wamu kisaawe era anyonyolwa okubeera gully fielder asinga mu Uganda, [1] Fernandes yeetaba mu muzannyo gumu mu cricket ey'eddaala erisooka mu ttiimu y'Amawanga Agasinganibwa mu Buvanjuba bwa Afrika nga battunka n'Abayindi abaali balambula Kampala mu 1967. [2] Ng'akuba emirundi ebiri n'ekigo mu muzannyo guno, yagobwa Venkataraman Subramanya olw'emirundi 7 gyeyadukamu za East Africa first innings, nga bali mu luzannya lwa mu innings olw'okubiri yali yagobwa B. S. Chandrasekhar olw'emirundu 32 gyeyaduka. [3] Wakati wa 1963 ne 1970, Fernandes era yazannyira Uganda emipiira emitonotono, [4] mweyazannyira obulungi ng'akwataganye ne ne Kishore Vasani oluvannyuma lw'okukasuka akapiira nekeetoloola okumutukako.Mu 1972, yali ayitiddwa okwegata ku ttiimu ya Uganda eyali egenda okwetaba mu mpaka z'omutendera gw'ensi yonna, wabula engeri gyeyali Omunnayuganda eyalina emirandira gw'okusemazinga wa Asia, Idi Amin yamugoba okuva mu Uganda mu mwaka gwe gumu.[1]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 3 Noronha, John. "The Ugandan Cricket Legacy". www.issuu.com. Archived from the original on 2025-01-20. Retrieved 2022-02-01.
  2. "First-Class Matches played by Lawrence Fernandes". CricketArchive. Retrieved 2022-02-01.
  3. "East Africa v Indians, 1967". CricketArchive. Retrieved 2022-02-01.
  4. "Teams Lawrence Fernandes played for". CricketArchive. Retrieved 2022-02-01.

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]