Jump to content

Luyiika

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Luyiika (liter))
One litre is equal to the volume of a cubic decimetre.

Gakuweebwa Charles Muwanga !!! Luyiika (liter).Luyiika (liter)ye namunigina y’Obubangirivu( unit of Volume).

Namunigina y’obubangirivu ye Luyiika (liter) . Luyiika(L) ekozesebwa okupima obungi bw’ebikulukusi  (amount of liquids). 

Akayiika(Milliliter (ml) bwe bungi bw’ekikulukusi obujjuza kyesatuza(cube) erina ebipimo bya sentimiita( sm) ku buli luuyi (ku buli mpimo). Luyiika(Liita) emu ey’ekikulukusi eba ejjuza kyesatuza(cube) eriko sentimiita 10 ku bulu luuyi.