Jump to content

Malyamu Amin

Bisangiddwa ku Wikipedia

Malyamu Amin era amanyiddwa nga Malyamu Kibedi Amin eyaliko muko mulembeze we gwanga Idi Amin . [1] [2]

Obulamu bwe ne ebw’abyafaayo

[kyusa | kolera mu edit source]

Yasibuka Busoga ng’ava mu maka amatutumufu aga Elkanah Kibedi , eyali omukulu w’essomero. [3] [4] Yali mwanyina wa Joshua Wanume Kibedi . [3] Joshua yali Minisita w’ensonga z’ebweru mu bufuzi bwa Amin. [3] [4] [4] Idi Amin yasisinkana Malyamu Amin mu 1953 era namuwasa mu butongole mu 1966. [3] [4] Kyokka baayawukana mu 1973. [3] [4] Oluvanyuma lw’okwawukana, mu April wa 1974, Malyamu yakwatibwa e Tororo, okumpi n’ensasalo ya Kenya, ng’avunaanibwa okugezaako okukusa engoye mu Kenya. Mu 2001, yagenda e London era oluvannyuma lw’okumala emyaka 25 mu buwanganguse, Malyamu yakyalako mu Uganda . [5]

Enkolagana ey’ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Idi Amin's dadas". The Standard (in Lungereza). Retrieved 2025-04-05."Idi Amin's dadas". The Standard (in Lungereza). Retrieved 2025-04-05."Idi Amin's dadas". The Standard (in Lungereza). Retrieved 2025-04-05.
  2. "The women who endured domestic violence at the hands of Idi Amin". Nation (in Lungereza). 2023-11-10. Retrieved 2025-04-05."The women who endured domestic violence at the hands of Idi Amin". Nation (in Lungereza). 2023-11-10. Retrieved 2025-04-05."The women who endured domestic violence at the hands of Idi Amin". Nation (in Lungereza). 2023-11-10. Retrieved 2025-04-05.
  3. 1 2 3 4 5 "When minister Kibedi attacked Amin from exile". Monitor (in Lungereza). 2020-11-01. Retrieved 2025-04-05.
  4. 1 2 3 4 5 "Idi Amin's First Ladies". New Vision. Retrieved 2025-04-05.
  5. "Amin: Showy man-about-town and father of 60 children". Monitor (in Lungereza). 2021-01-09. Retrieved 2025-04-07.