Omuti gw’Mangada gwareetebwa bazungu wano mu Uganda, era nga ggwasibuka mu’nsi ya China ne Japan. Gutuuwa enku, ebibala bivaamu omubisi, ate era nga ddagala.