Jump to content

Margaret Rwebyambu

Bisangiddwa ku Wikipedia

Margaret Ayebare Rwebyambu Munnayuganda, Munnabyabufuzi era Munnamateeka . Ye mubaka omukyala mu palamenti ey’omulundi ogw'ekkumi n’emu akiikirira disitulikiti y’e Mbarara mu palamenti ya Uganda. [1] [2] [3] [4] [5] Ono era mukiise ku kakiiko k'ebyobulamu mu palamenti . [1] [6]

Obulamu bw’embeera z’abantu n’ebyobufuzi

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu kuziika omugenzi Kaishanyu Miriel Mubezi Nalongo mu Munisipaali y'e Kisoroza East Sheema, Ayebare Margaret yakubiriza abazadde okuwagira abaana baabwe okufuna obuyigirize . [3] Rwebyambu yawaayo emifaliso 40 eri amalwaliro 5 mu kibuga Mbarara . Amalwaliro gano kuliko eddwaaliro lya Bwizibwera Health centre IV, Rubaya Health Centre II, Kagongi Health Centre, Kasare Health Centre ne Rubindi Health Centre III. [7]

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/csos-leaders-ask-gov-t-to-prioritise-domestic-financing-for-health-care-systems--4310454
  2. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/local-leaders-mps-clash-over-service-delivery-4227532
  3. 1 2 https://www.informer.co.ug/educate-your-children-mbarara-district-woman-mp-charges-parents/
  4. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/museveni-asks-clergy-to-scale-up-poverty-fight-4165626
  5. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/kaziimba-renews-charge-to-save-souls-and-bodies--3915278
  6. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/pay-rise-fails-to-hook-health-workers-to-their-workplaces-4403954
  7. https://www.newvision.co.ug/category/amakuru/gavumenti-yaaheereza-emifariso-amarwariro-5-g-TVWEST_2033