Margaret Ssebagereka
Margaret Ssebagereka Munayuganda munnabyabufuzi era alwanirira eddembe ly'abakyala .[1][2] Y'omu ku batandisi b'ekibiina ekigatta abakyala mu nkola ya demokulasiya ekya Forum for Women in Democracy (FOWODE) mu 1995, abadde ku kifo ky'omuwandiisi w'eby'obulamu okutuuka mu 2001 olwo n'alondebwa okuba omubaka wa Palamentiomukyala mu Disitulikiti mu Disitulikiti y'e Mukono.[1][3]
Emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Mu 1995 Ssebagereka yali omu ku baatandikawo FOWODE(Forum for Women in Democracy) ekitongole ekitumbula abakyala okwetaba mu by'obukulembeze n'okusalawo mu Uganda ng'ali wamu n'abalala nga Winnie Byanyima, n'abalala. Yaliko omuwandiisi w'eby'obulamu okutuusa mu 2001 era n'alondebwa okubeera Omubaka wa Palamenti owa disitulikiti eye Mukono.
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Yali mufumbo n’omugenzi Sam Sebagereka.[4]