Margret Okunga Makoha
Endabika
Margret Okunga Makoha, amanyiddwa nga Margaret Makokha, Munnayuganda, munnabyabufuzi eyasooka okuba omubaka wa Paalamenti omukyala owa Disitulikiti y’e Namayingo empya mu kulonda kwa bonna okwa 2021 wansi w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya National Resistance Movement . [1] [2] [3]