Jump to content

Maryhill High School

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Infobox schoolMaryhill High School ssomero ly'abawala bokka ery'ekissulo nga liri ku mutendera gwa O ne A levo nga lisangibwa ku lusozi Nyamitanga mu Disitulikiti y'e Mbarara mu Buggwanjuba bwa Uganda . Essomero lino likwatagana n'obulabirizi bw'Abakatuliki b'e Mbarara . Ly'atandikibwawo mu 1961 n’ekigendererwa eky’okutumbula ebyenjigiriza by’omwana omuwala okuzimba eggwanga. [1]

Lisangibwa ku lusozi Nyamitanga, kilomita 2.5 okuva mu kitundu ky'ebyobusuubuzi wakati mu kibuga Mbarara, ku luguudo oluva e Mbarara-Kabale.

Abayizi abaaliwo ng'essomero litandiika

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Emma Boona, omusomesa, omuddukanya emirimu gya gavumenti era munnabyabufuzi
  • Leah Kagasa, model era omuvuganya mu mpaka z'obwannalulungi
  • Kasha Nabagesera, omulwanirizi w'eddembe ly'abakyala abaagalana
  • Polly Namaye, omukugu mu by’empuliziganya, omusomesa era omukuuma ddembe
  • Irene Pauline Batebe, Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu minisitule y’amasannyalaze n’eby’obugagga eby’omu ttaka
  • Victoria Kakoko Sebagereka, munnabyabufuzi era omulwanirizi w'eddembe ly'abalwadde b'akawuka ka mukenenya

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2025-06-01. Retrieved 2025-07-13.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Template:Mbarara District0°36′56″S 30°38′01″E / 0.6155°S 30.6335°E / -0.6155; 30.6335

Ebijuliziddwamu eby’ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]