Master Blaster
Master Blaste (amannya ge amatuufu ye Cornelius Oloya ) yali munnayuganda muyimbi wa dancehall. Yafuna ettutumu bwe yafulumya oluyimba olusikiriza olw’okwegatta olwa Emboko mu 2007, olwazannyibwa ennyo ku mpewo okutuusa mu 2012.
Obulimba bw'okufa kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Master Blaster yabikibwa nti afudde mu gwokusatu gwa 2013 bwe kigambibwa nti yali atamidde nnyo n’azirika naye oluvannyuma n’atereera. Era kigambibwa nti yali apanze okubikibwa kwe okusobola okuddamu okusitula omulimu gwe ogw’okuyimba ogwali gugenda gusebengerera mu kiseera ekyo. [1] [2]
Okufa kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Master Blaster yakosebwa mu kavuyo ak'amaanyi mu bbaala emu e Bwaise . Yakubwa amasasi abiri mu lubuto n'afa nga 29 Ogwekkuminebiri 2015. [3] Omutemu eyamutta tannamanyibwa olw'okuba nti wakyaliwo ebiyitinngana eby'enjawulo ku ani ddala eyatta omuyimbi ono. [4]
Ennyimba ze
[kyusa | kolera mu edit source]Era Laba
[kyusa | kolera mu edit source]- Master Blaster (band) Bbandi y’amazina mu Girimaani
- Olukalala lw'abayimbi ba Uganda
Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ http://bigeye.ug/master-blaster-is-not-dead-he-simply-blacked-out/
- ↑ http://bigeye.ug/master-blaster-reported-dead/
- ↑ https://web.archive.org/web/20210411044157/https://www.newvision.co.ug/news/677316-master-blaster-was-shot-twice-in-the-stomach.html
- ↑ http://ugandadrone.com/sudan-nationals-kills-embooko-singer-popularly-known-as-master-blaster-in-bwaise/
- ↑ http://www.newvision.co.ug/D/9/507/631899
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-04-23. Retrieved 2025-08-23.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)