Jump to content

Meddie Kagere

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Meddie Kagere (yazaalibwa nga 10 Ogwekkumi 1986) muzannyi wa mupiira omukugu eyazannyirako mu Liigi ya Tanzania ng'omuteebi ku ttiimu ya Namungo. Yazannyirako ttiimu y'eggwanga lya Rwanda.[1]

Kagere yeegatta ku ttiimu y'e Bulaaya esooka mu kadirisa ka Summer wa 2014, mu liigi y'eggwanga lya Albania ku ttiimu ya KF Tirana ku ndagaano ya myaka ebiri oluvannyuma lw'okukkaanya ne tiimu gye yasookeramu eya Rayon Sports FC $10,000 ezaali mu kawaayiro mu ndagaano ye.[2][3] Nga 1 Ogusooka 2015, Kagere yateebwa by KF Tirana. [4]

Oluvannyuma lw'okwolesa omutindo omulungi mu 2018 mu kikopo kya SportPesa Super, bwe yali ku ttiimu ya Gor Mahia F.C, yateeba ggoolo ye eyasooka nga bazannya Simba S.C., oluvannyuma abaamukansa mu nvuuvuumo ezaaliwo mu nnaku ezaddirira.

Singida Big Stars

[kyusa | kolera mu edit source]

Nga 4 Ogwomunaana 2022, ng'ali ku Singida Big Stars Day, Kagere yalabwako ng'atendekebwa nga tebannazanya ne Zanaco F.C. eya Zambia ekyakakasa nti Kagere yali alekulidde Simba S.C. n'olwekyo okukansibwa okunene okwa Singida Big Stars eyali yaakasuumusibwa mu Liigi ya Tanzania ey'okuntikko omulundi ogusooka mu sizoni ya 2022–23.

Ebibalo by’emirimu

[kyusa | kolera mu edit source]
Emipiira gy'azannye ne goolo ku ttiimu, sizoni n'empaka
Ttiimu Sizoni Liigi Ekikopo Ssemazinga Ebirala Omugatte
Divizoni Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo Emipiira Ggoolo
ES Zarzis 2011–12 Liigi y'e Tunisia 4 0
2012–13[5] 7 0
Omugatte 13 0
Rayon Sports 2013-2014 Liigi y'e Rwanda 9
KF Tirana 2014–15[5] Kategoria Superiore 16 1 3 0
Gor Mahia 2015[1] Liigi y'e Kenya 30 13
2016[1] 13 3
2017[1] 33 13
2018[1] 15 6
Omugatte 91 35
Simba S.C. 2018–19[1] Liigi y'e Tanzania 23
2019–20[1] 22
2020–21[1] 13
2021–22[1] 7
Omugatte 65
Singida Fountain Gate 2022–23[1] Liigi y'e Tanzania 7
2023–24
Omugatte
Omugatte gwa Ggoolo ng'azannya

Ebweru w'eggwanga

[kyusa | kolera mu edit source]
Obukodyo n’ebyava mu kulonda biraga ggoolo Rwanda gy’esoose.
No. Ennaku z'omwezi Ekifo Abalabe Ggoolo Ebyavaamu Empaka
1. 9 Ogwekkumi 2011 Stade de l'Amitié, Cotonou, Benin  Benin 1–0 1–0 2012 Africa Cup of Nations qualification
2. 29 Ogwekkuminoogumu 2011 National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Zimbabwe 1–0 2–0 2011 CECAFA Cup
3. 2–0
4. 5 Gwakkumineebiri 2011  Zanzibar 2–1 2–1
5. 10 Gwakkumineebiri 2011  Uganda 1–0 2–2 (2–3 p)
6. 2–1
7. 6 Gwakkumineebiri 2013 Amahoro Stadium, Kigali, Rwanda 1–1 2–2 Friendly
8. 24 Gwakusatu 2013  Mali 1–0 1–2 2014 FIFA World Cup qualification
9. 9 Gwamukaaga 2013 Stade du 26 Mars, Bamako, Mali 1–0 1–1
10. 27 Gwamusanvu 2014 Stade Augustin Monédan de Sibang, Libreville, Gabon  Gabon 1–0 1–0 Friendly
11. 2 Gwamunaana 2014 Stade Régional Nyamirambo, Kigali, Rwanda  Congo 2–0 2–0 (4–3 p) 2015 Africa Cup of Nations qualification
12. 9 Gwamwenda 2018  Ivory Coast 1–2 1–2 2019 Africa Cup of Nations qualification
13. 5 Gwamwenda 2019 Stade Linité, Victoria, Seychelles  Seychelles 3–0 3–0 2022 FIFA World Cup qualification
14. 10 Gwamwenda 2019 Stade Régional Nyamirambo, Kigali, Rwanda  Seychelles 2–0 7–0
15. 5–0

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 "KF Tirana grabs Kagere from Rayon Sport". Archived from the original on 1 February 2016. Retrieved 19 July 2014.
  2. ↑ "KF Tirana grabs Kagere from Rayon Sport". Archived from the original on 1 February 2016. Retrieved 19 July 2014.
  3. ↑ "Kagere in $10,000 move to KF Tirana". Archived from the original on 2014-07-26. Retrieved 2026-05-22.
  4. ↑ Kabeera, Pontian (5 January 2015). "Rwanda: Kagere Released by KF Tirana". The New Times (Kigali). Retrieved 15 May 2018.
  5. 1 2 Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named "sw".

Ebiyungo eby’ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]