Jump to content

Melkizedek Otim

Bisangiddwa ku Wikipedia

Melkizedek Otim [1] yazaalibwa mu 1935 n'afa mu 2019, nga yali mulabirizi wa Kanisa mu Uganda: [2] yeeyali Omulabirizi wa Lango [3] okuva mu 1976 okutuuka mu 2001.

Otim yali yasomesebwa ku Uganda Christian University n’atuuzibwa ng'omu kubakulira Ekanisa mu 1967 ate omubuulizi mu 1979. Yaweereza mu Bulabirizi bw’Ombukiikakkono bwa Uganda okutuusa lwe yakuziba okugenda mu ofiisi y'omulabirizi.[4]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]