Mesusera Bugimbi
Endabika
Mesusera Bugimbi yali mulabirizi Omukulisitaayo / Omupolotesitante eyaweereza mu Uganda : yeeyali Omulabirizi w'e Luweero eyasooka mu bulabirizi nga butongozeddwa, ng'aweereza okuva mu 1991 okutuuka mu 1996.
obulamu n’ebyenjigiriza
[kyusa | kolera mu edit source]Ku myaka 72, mu mwaka gwa 2007, Omulabirizi Bugimbi yawasa Margaret Nandagi Katumba oluvannyuma lw'okufa kwa mukyala we eyasooka mu 2001. [1]
era ajjukirwa abakiriza ba kristu ng’omu ku bafuba ennyo okutandikawo ennyumba y’obulabirizi bw’e luweero, pulojekiti eno nga yatuukirizibwa omulabirizi aliwo kati Evans Mukasa Kisseka. [2]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Bishop Bugimbi Burial For Monday :". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2025-12-13.
- ↑ "Bishop Bugimbi Burial For Monday :". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2025-12-13.