Jump to content

Michael Mawanda

Bisangiddwa ku Wikipedia
Mawanda Michael Maranga
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Erinnya eriweereddwaMichael Kyusa
Yazaalibwa nga23 Gwamusanvu(Kasambula) 1967 Kyusa
Gy'azaalwaBushenyi, Bushenyi Kyusa
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa
Omulimumusuubuzi, munnabyabufuzi, legislator Kyusa
Ekifo ky'alimuOmubaka wa Palamenti ya Uganda Kyusa
Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuziEkibiina kya National Resistance Movement Kyusa
Okwesiimbawo kwe mu kaluluAkalulu ka Uganda aka 2026 Kyusa
Mmemba wa12th Parliament of Uganda Kyusa

 

Michael Maranga Mawanda (yazaalibwa 23 Ogwomusanvu 1967) munnayuganda musuubuzi, mukugu mu by'enfuna era munnabyabufuzi. Ono mubaka wa paalamenti akiikirira Igara East Disitulikiti y'e Bushenyi.[1] [2] [3] era nga ye mumyuka wa ssentebe ku Kampala International University Uganda mu kiseera kino. [4]

Obuto bwe n’okusoma kwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Yazaalibwa mu Disitulikiti y'e Bushenyi nga 23 Ogwomusanvu 1967.[5] Mawanda yasomera Masheruka Secondary School mu by'enjigiriza ebya O'Level ne St. Francis Secondary School mu A-Level, n'afuna satifikeeti ye eya Uganda Certificate of Education mu 1985 ne Uganda Advanced Certificate of Education mu 1989.

Mawanda yafuna Diguli ye eya Bachelor of Arts okuva ku Yunivasite y'e Makerere mu 1993. [6]

Emirimu gye n’ebyobufuzi

[kyusa | kolera mu edit source]

Obuweereza bwa Mawanda mu by'obufuzi bwatandika mu 2011 ng’omubaka wa paalamenti mu Igara County East ng’omubaka wa National Resistance Movement okumala ekisanja 2011–2016. [7] [8] Mu 2016 Mawanda yavuganya nga talina kibiina era n’awangula, n’afuuka mmemba wa Paalamenti ya Uganda ey’ekkumi ng’akiikirira Igara County East, Bushenyi District ekisanja 2017–2020. [9] [10] [11]

Ekibiina ky'eby'obukugu

[kyusa | kolera mu edit source]

Mawanda mmemba omujjuvu mu kitongole ekigaba amafuta ne ggaasi. [12]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://www.monitor.co.ug/News/National/Michael-Mawanda-declared-Igara-East-MP/688334-4229306-11cgoxt/index.html
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2023-02-06. Retrieved 2025-07-21.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. https://visiblepolls.org/ug/dec-2017-igara-east-mp-by-election/candidates/mawanda-michael-maranga-3083/
  4. https://kiu.ac.ug/governance-page.php?i=hon-michael-m-mawanda
  5. https://theyworkforyou.github.io/uganda-parliament-watch/mp/58077aeb-d517-4b49-bf90-20a75ea6bbfb/
  6. https://www.parliament.go.ug/mp_database/profile.php?mid=535
  7. https://theyworkforyou.github.io/uganda-parliament-watch/mp/58077aeb-d517-4b49-bf90-20a75ea6bbfb
  8. "Archive copy" (PDF). Archived from the original (PDF) on 2020-03-23. Retrieved 2025-07-21.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  9. https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1466557/igara-east-elections-campaigns-commence
  10. https://www.parliament.go.ug/mp_database/profile.php?mid=535
  11. https://thetowerpost.com/2017/12/14/micheal-mawanda-beats-nrms-andrew-martial-in-igara-east-by-election/
  12. https://www.parliament.go.ug/page/parliamentary-forum-oil-and-gas