Jump to content

Michael Nyarwa

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Brigadier Michael Nyarwa, muserikale wa magye ga Uganda mu ggye lya Uganda People's Defence Forces (UPDF). Okuva mu 2009, ye Muduumizi w’amagye ga UPDF ag'okunnyanja, nga kino kibinja ky’amagye ga Uganda eky’enjawulo, ekivunaanyizibwa ku by’okwerinda, entambula ennungi n’okukozesa amakubo gookumazzi ga Uganda mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa, omuli ennyanja n’emigga. [1]

Okugatta ku by'okwerinda, ekitongole ekivunanyizibwa ku ntambula z'okumazzi mu Uganda ekya Uganda marine unit kikwasisa amateeka agafuga envuba ku mikutu gy'okumazzi mu Uganda. [2] Era beetaba mu mirimu gy’ensi yonna egy’okukuuma emirembe. [3] Amagye g’oku mazzi ga UPDF era gayamba mu mirimu gy’eggwanga egy’okutaasa abantu mu mazzi. [4]

 

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2021-01-14. Retrieved 2025-09-10.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://www.straitstimes.com/world/africa/fish-shortage-sparks-conflict-on-africas-great-lakes
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2018-11-30. Retrieved 2025-09-10.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. https://mobile.monitor.co.ug/News/Part-cruise-boat-wreckage-pulled-out/2466686-4872542-format-xhtml-4ryjx9/index.html