Mike Kennedy Sebalu
Endabika
Mike Kennedy Sebalu munnabyabufuzi munna Uganda . Yaliko omubaka wa paalamenti akiikirira Busiro East mu disitulikiti ya Wakiso kwossa okuba omukiise mu Palamenti y'omukago ogutaba amawanga ku lukalu lwa Afirika eyitibwa Pan-African Parliament [1] Mu paalamenti y'omukago ogutaba amawanga g'obuvanjuba bwa Afirika oguyitibwa East African Community nayo Ssebalu yakiikayo kulwa Uganda [2] [3]
Ssebalu mmemba w'ekibiina ki Rotary era mwogezi ku nsonga ez'enjawulo