Milege Festival
The Milege World Music Festival oba Milege Festival kivvulu kya nnyimba ekitegekebwa buli mwaka, ekibeerawo buli mwezi gwekkuminoogumu, nga kitegekebwa Milege Afrojazz Band.[1] Ekivulu kino kya kujaguza nnyimba z’ansi yonna, emizannyo, mazina gabyabuwangwa, emboozi, ebitontome n’ebirala. Ebisige okuva mu pulojekiti Y'ebyebisige mu Uganda nabyo byolesebwa era bitundibwe mu kiseera ky’ekivvulu kino.[2] Ekivvulu kino kyikunganya abayimbi bangi ab’enjawulo mu nsi yonna okwetolola Afrika yonna n’oluusi okuva mu Asia, Bulaaya, ne America. Ekivvulu kya Milege World Music Festival eky'omwaka gwa 2014 twalabamu Japanese world star ne world's first female nyatiti player Anyango nga bolesa.[3][4]
Milege yatandika ekivvulu kino mu mwaka gwa 2010, ng’abatalaga okwetolola Uganda yonna, kyokka okuva mu mwaka gwa 2014 ne kyikyusibwa n'ekitwalibwa e Entebbe ku Botanical Gardens.
Abategesi
[kyusa | kolera mu edit source]Ekivvulu kino kitegekebwa bulungi[5] ba memba ba bbandi ya Milege, ba memba ba Milege Acoustic Project, ne ba well-wishers. Okwetegekera ekivvulu kino kutandika kuntandikwa y'Ogwolubereberye.
Olukalala lw'ebivvulu by'ennyimba mu nsi yonna ebya Milege
[kyusa | kolera mu edit source]| Omwaka | Ennaku z’omwezi | Ekifo ky'Ekivvulu | Abayimbi |
|---|---|---|---|
| 2017 | 24-26 Omwezi Gwekkuminoogumu | Botanical Gardens, Entebbe |
|
| 2016 | 25-27 omwezi Gwekkuminoogumu | Botanical Gardens, Entebbe | Milege Acoustic Project (MAP)
|
| 2015 | 20-22 omwezi Gwekkuminoogumu | Botanical Gardens, Entebbe | Okeita Akogo
|
| 2014 | 20-21 omwezi Gwekkuminoogumu | Botanical Gardens, Entebbe |
|
| 2010 | omwezi Gwekkuminoogumu | The Lake Victoria Serena Resort |
|
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Milege band brings world class festival to Uganda". Observer Uganda. Archived from the original on 8 December 2015. Retrieved 26 November 2013.
- ↑ "World Music Festival -'Repainting Uganda'". The Pearl Guide Uganda. Retrieved 2014-01-06.
- ↑ "A Musical Weekend at Milége World Music Festival". The Pearl Guide. Archived from the original on 2015-02-27. Retrieved 2015-01-29.
- ↑ "Celebrating world music with Milege". New Vision Uganda. Retrieved 26 November 2014.
- ↑ "PHOTOS: Milege World Music Festival Turns Out Successful". Chimpreports. Retrieved 28 November 2016.
- ↑ "Main stage lineup". Milege. Milege.<nowiki>
- ↑ >"World music gets botanical platform". The observer.ug. The Observer Ug. Archived from the original on 8 December 2015. Retrieved 25 November 2015.<nowiki>
- ↑ "Uganda: Milege World Music Festival - Camp, Dine and Dance". The Pearl Guide. Retrieved 20 November 2014.<nowiki>