Jump to content

Minisitule Evunaanyizibwa ku By'obulamu mu Uganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Minisitule evunaanyizibwa ku by'Obulamu minisitule ya gavumenti ya Uganda ku mutendera gwa kabineeti . Kivunaanyizibwa ku kutegeka, okutuusa, n’okukuuma enkola ennungamu era ennungi ey’okugaba obujjanjabi, omuli n’obuweereza obw’okuziyiza, okuwonya, n’okuddaabiriza, mu ngeri ey’obuntubulamu, eesobolwa buli omu, era mungeri esobolwa buli omu. Minisitule eno ekulemberwa Minisita w'Eby'obulamu Jane Aceng . [1]

W'esingaanibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Ekitebe kya minisitule eno ekikulu kiri ku Poloti namba 6 ku Lourdel Road, mu mulirwaano gw’e Wandegeya, mu Kampala Central Division, mu Kampala, ekibuga kya Uganda ekikulu era ekisinga obunene, nga bali ku kiromita nga 2.5 nga ze mayiro 2 mu bukiikakkono bw’ekitundu ky’eby'obusuubuzi eky'ekibuga. [2] Endagiriro y'ekizimbe kino singa oba okozesa bibalo zeezino 0°19'59.0"N, 32°34'39.0"E (Latitude:0.333044; Longitude:32.577486).[3]

Minisitule enono ezisinganibwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku By'obulamu (Emirimu egy’awamu)
  • Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku By'obulamu Ebisookerwako - Joyce Moriku.[4]

Olukalala lwa baminisita

[kyusa | kolera mu edit source]

 

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. Ainebyoona, Emmanuel (1 July 2016). "Squabbles, scandals make health sector sick - Minister". Retrieved 16 July 2016.
  2. Globefeed.com (16 July 2016). "Distance between Post Office Building, Kampala Road, Kampala, Central Region, Uganda and Lourdel Road, Kampala, Central Region, Uganda". Globefeed.com. Retrieved 16 July 2016.
  3. Template:Google maps
  4. Solomon Arinaitwe, Emmanuel Ainebyoona, Allan Chekwech, and Felix Warom Okello (8 June 2016). "Who are the new faces in Museveni's Cabinet?: Dr Joyce Moriku". Archived from the original on 14 August 2016. Retrieved 16 July 2016.{{cite web}}: CS1 maint: multiple names: authors list (link)
  5. "Museveni appoints his wife to key ministry in new cabinet". Africanews (in Lungereza). 7 June 2016. Retrieved 28 August 2022.
  6. Athumani, Halima (1 March 2015). "Museveni reshuffles Uganda cabinet". Anadolu Agency. Retrieved 28 August 2022.
  7. Kiggundu, Edris (24 May 2013). "Museveni Drops General Aronda; Katumba, Brigadier David Muhoozi Promoted". The Observer. Archived from the original on 28 March 2014. Retrieved 17 July 2014.
  8. "Ruhakana Rugunda new Prime Minister". New Vision (in Lungereza). 19 September 2014. Retrieved 28 August 2022.
  9. "Museveni names new Cabinet". New Vision (in Lungereza). 28 May 2011. Retrieved 28 August 2022.
  10. Mukasa, Henry (2 June 2006). "Ministries Allocated". Archived from the original (Archived from the original on 11 December 2014) on 11 December 2014. Retrieved 18 April 2019.
  11. "Ex-Uganda health minister charged". BBC News. 28 May 2007. Retrieved 30 August 2022.

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]