Jump to content

Minisitule y'Ensonga z'Amawanga g'Omubuvanjuba bwa Afrika

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Minisitule ya Uganda ekola ku Nsonga z'Omukago gw'Amawanga ga Afrika minisitule ya kabineeti ekulemberwa Minisita Kahinda Otafiire . [1]

Ekitebe kya minisitule eno ekikulu kisinganibwa ku mwaliiro ogw'okubiri n’omwenda ku kizimbe kya Postel, ku 67–75 Yusuf Lule Road mu Central Division ya Kampala, ekibuga ekikulu ekya Uganda era ekisinga obunene. [2]

Entambuza y'emirimu

[kyusa | kolera mu edit source]

Minisitule eno yatondebwaawo mu 2007 n’ekigendererwa ekikulu eky’okukwasaganya ensonga za gavumenti ya Uganda n’omukago gw'Amawanga agali mu Buvanjuba bwa Afrika omuli Burundi, Kenya, Rwanda, South Sudan, ne Tanzania. Ekigendererwa ekimu eky’endagaano eyatandikawo omukago gwa East Africa kirimu: [1] [3]

  • okutandikawo ekibiina ekigatta enkola ye'ebinti eby'enjawulo
  • okuteekawo akatale ak’awamu
  • oluvannyuma okutondebwaawo kw’omukago gw’ensimbi
  • Okutandikawo ekibiina ky’eby'obufuzi

Olukalala lwa baminisita

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 GOU (13 October 2016). "Government of Uganda: Ministry of East African Community Affairs". Government of Uganda (GOU). Archived from the original on 13 October 2016. Retrieved 13 October 2016.
  2. MEACA (13 October 2016). "Ministry of East African Community Affairs: Contact Us". Uganda Ministry of East African Community Affairs (MEACA). Retrieved 13 October 2016.
  3. MEACA (13 October 2016). "East African Community Integration". Uganda Ministry of East African Community Affairs (MEACA). Archived from the original on 13 October 2016. Retrieved 13 October 2016.
  4. "NEW CABINET: Museveni drops Kutesa, 10 ministers". The Independent. 9 June 2021. Retrieved 29 August 2022.
  5. "Museveni shuffles Cabinet, drops Muloni, appoints Magyezi". Monitor (in Lungereza). 10 September 2020. Retrieved 28 August 2022.
  6. "Museveni appoints his wife to key ministry in new cabinet". Africanews (in Lungereza). 7 June 2016. Retrieved 28 August 2022.
  7. Kiggundu, Edris (24 May 2013). "Museveni Drops General Aronda; Katumba, Brigadier David Muhoozi Promoted". The Observer. Archived from the original on 28 March 2014. Retrieved 17 July 2014.
  8. Athumani, Halima (1 March 2015). "Museveni reshuffles Uganda cabinet". Anadolu Agency. Retrieved 28 August 2022.
  9. "Kategaya's body flown home". Monitor (in Lungereza). 4 March 2013. Retrieved 30 August 2022.

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]

00°19′13″N 32°35′22″E / 0.32028°N 32.58944°E / 0.32028; 32.58944