Mityana
| Mityana District | |
|---|---|
| District | |
District location in Uganda | |
| Country | |
| Region | Central Region of Uganda |
| Capital | Mityana |
| Obugazi | |
| • Land | 1,579.3 km2 (609.8 sq mi) |
| Abantu (2012 Estimate) | |
| • Total | 316 |
| • Ekibangirizi n'abantu | 197.3/km2 (511/sq mi) |
| Saawa | EAT (UTC+3) |
| Website | www |

Ekifo wesangibwa
[kyusa | kolera mu edit source]Disitulikiti y’e Mityana egabana ensalo ne Disitulikiti y’e Kiboga mu bukiikakkono, Disitulikiti y’e Nakaseke mu bukiikakkono bw’obuvanjuba, Disitulikiti y’e Wakiso mu buvanjuba, Disitulikiti y’e Mubende mu maserengeta, Disitulikiti y’e Mpigi mu bukiikaddyo obw’obuvanjuba, ate mu bukiikaddyo Disitulikiti y’e Butambala ne Gomba . Ekitebe kya disitulikiti y'e Mityana kikunukiriza kilometres 77 (48 mi) amaserengeta ga Kampala, ekibuga kya Uganda ekikulu era ekisinga obunene. [1] Enkwatagana za disitulikiti ze zino 00 27N, 32 03E. [2]
Obungi bw'abantu
[kyusa | kolera mu edit source]Okubala abantu mu ggwanga mu 1991 kwateebereza nti abantu mu disitulikiti eno baali baweza omuwendo gwa bantu 223,530. Mu mwaka gwa 2002, okubala abantu mu ggwanga lyonna kwabalirira nti omuwendo gw’abantu mu disitulikiti eno gwali 266,110. Mu mwaka gwa 2012, omuwendo gw’abantu mu disitulikiti gwali gubalirirwamu 311,600. [3]
Laba nabino
[kyusa | kolera mu edit source]Ebiwandiiko ebikozesebwa/okujjuliza
[kyusa | kolera mu edit source]1.Distance between kampala and mityana with map Globefeed.com.Retrieved 16 april 2014 2 ''
- Volunteer & Tour e Mityana, Uganda n'ekitongole ekikulembedde mu Africa ekya Volunteer & Travel Organization
- Mityana: Ekifo Walumbe Weyekweka
- ↑ http://distancecalculator.globefeed.com/Uganda_Distance_Result.asp?fromplace=Kampala%20()&toplace=Mityana%20(Mubende)&fromlat=0.3155556&tolat=0.4175&fromlng=32.5655556&tolng=32.0227778
- ↑ https://latitude.to/map/ug/uganda/cities/mityana
- ↑ http://www.citypopulation.de/php/uganda-admin.php?adm2id=068