Mityana Hospital
Mityana Hospital, era liyitibwa Mityana General Hospital oba Mityana District Hospital eddwaliro lisangibwa mu kibuga Mityana mu Disitulikiti y'eMityana mu masekkati ga Uganda . [1]
Ekifo
[kyusa | kolera mu edit source]Eddwaaliro lino lisangibwa mu masekkati disitulikiti ye byenfuna wakati mu kibuga Mityana,kilomita 85 (53 mi) ebuvanjuba bwa Mubende Regional Referral Hospital, eddwaliro ly’omu kitundu. [2]
Zino ziringa kilomita 69 (43 mi) mu bugwanjuba bwa Mulago National Referral Hospital, eddwaliro erisinga obunene mu ggwanga. [3] Ebikwatagana n'eddwaliro ly'e Mityana bye bino: 0°23'48.0"N, 32°02'34.0"E Latitude:0.396667; Obuwanvu:32.042778). [4]
Okulambika okutwaliza awamu
[kyusa | kolera mu edit source]Eddwaliro ly’e Mityana ddwaliro lya gavumenti, nga liweebwa ssente okuva mu minisitule y’ebyobulamu mu Uganda era obujjanjabi obw’awamu mu ddwaaliro lino bwa bwereere. Eddwaaliro lino lyaggulwawo mu 1940 era okutuusa mu 2013 libadde mu mbeera ya maanyi, nga lirimu ebizimbe ebimenyese n’ebyuma eby’edda oba ebitaliiwo. [1] Mu Ogwekuminebiri gwa 2013, Gavumenti ya Uganda, nga ekozesa ensimbi zeeyewolwa okuva mu Banka y’ensi yonna, yatandika okutereeza n’okuddaabiriza eddwaliro lino. [5] Okuddaabiriza kuno kwafundikira mu 2015. [6] [7]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]1. Kagiri, Luke (2 August 2013). "Mityana Hospital in dilapidated state". New Vision. Kampala. Retrieved 4 May 2016.
5.Kyobe, Sarah (27 October 2014). "Government begins massive hospitals' renovations". New Vision. Kampala. Retrieved 4 May 2016.
6.Ninsiima, Racheal (6 November 2015). "Renovation of seven hospitals complete". The Observer (Uganda). Kampala. Archived from the original on 1 June 2016. Retrieved 4 May 2016.
7."Renovation/Construction of seven hospitals finalized, 27 Health Centre IVs still under rehabilitation". Kampala: Uganda Ministry of Health (UMOH). 2 November 2015. Archived from the original on 12 September 2016. Retrieved 4 May 2016.{{cite web}}: CS1 maint: bot: original URL status unknown (link)
- 1 2 Kagiri, Luke (2 August 2013). "Mityana Hospital in dilapidated state". Retrieved 4 May 2016.
- ↑ Template:Google maps
- ↑ Template:Google maps
- ↑ Template:Google maps
- ↑ Kyobe, Sarah (27 October 2014). "Government begins massive hospitals' renovations". New Vision. Kampala. Retrieved 4 May 2016.
- ↑ Ninsiima, Racheal (6 November 2015). "Renovation of seven hospitals complete". Archived from the original on 1 June 2016. Retrieved 4 May 2016.
- ↑ "Renovation/Construction of seven hospitals finalized, 27 Health Centre IVs still under rehabilitation". Uganda Ministry of Health (UMOH). 2 November 2015. Archived from the original on 12 September 2016. Retrieved 4 May 2016.
{{cite web}}: CS1 maint: bot: original URL status unknown (link)