Moses Kizige
Moses Kizige, munnayuganda munnabyabufuzi, mu Uganda, era eyali Minisita Omubeezi ow'e Karamoja mu kabineti ya Uganda . Yaweereza mu kifo ekyo okuva nga 6 Omwezi ogw'omukaaga 2016 okutuuka mu 2021 lwe yalondebwa okuba Omubaka wa Uganda e Moscow ekifo ky’alimu mu kiseera kino. [1] Kizige era yaweereza nga omubaka omulonde owa palamenti, ng’akiikirira ekitundu kya Bugabula ey'obukiika kkono , mu Disitulikiti y’e Kamuli, mu Palamenti ya Uganda ey’ekkumi (2016–2021). [2]
Obuvo bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa mu Disitulikiti y’e Kamuli, kitundu kya Busoga, ttundutundu ly'obuvanjuba bwa Uganda
Emirimu gye
[kyusa | kolera mu edit source]Mukulembeze wa kitundu omujjumbize mu disitulikiti gy’azaalibwa. Yakiikirira ekitundu ky’alimu kati mu palamenti wakati wa 1996 okutuuka mu 2006 naye n’awangulwa mu kulonda kwa bonna okwa 2006. [2] Wakati wa 2006 ne 2016 yaweereza ng'omuwabuzi omukulu owa pulezidenti ku nsonga z'ebweru w'eggwanga . [3] [4] Nga 6 Omwezi ogw'omukaaga 2016, yalondebwa nga Minisita Omubeezi ow' e Karamoja. [5]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- Uganda State House (6 June 2016). "Museveni's new cabinet list At 6 June 2016" (PDF). Daily Monitor. Kampala. Archived from the original (PDF) on 7 October 2016. Retrieved 9 June 2016.
- Kyaiswa, Yeko (20 February 2016). "Kamuli Returns Isaac Musumba, Kizige to Parliament". Kampala: Uganda Radio Network. Retrieved 9 June 2016.
- Monitor Team (8 June 2016). "Who are the new faces in Museveni's Cabinet?: Moses Kizige, Minister of State for Karamoja". Daily Monitor. Kampala. Archived from the original on 1 October 2018. Retrieved 9 June 2016.
- Opio, Sam Caleb (31 March 2016). "Teachers face sack over poor performance". Daily Monitor. Kampala. Retrieved 9 June 2016.
- Uganda State House (9 June 2016). "Uganda's New Cabinet As At 6 June 2016". Retrieved 6 June 2016 – via Scribd.
- ↑ Uganda State House (6 June 2016). "Museveni's new cabinet list At 6 June 2016" (PDF). Archived from the original (PDF) on 7 October 2016. Retrieved 9 June 2016.
- 1 2 Kyaiswa, Yeko (20 February 2016). "Kamuli Returns Isaac Musumba, Kizige to Parliament". Uganda Radio Network. Retrieved 9 June 2016.
- ↑ Monitor Team (8 June 2016). "Who are the new faces in Museveni's Cabinet?: Moses Kizige, Minister of State for Karamoja". Archived from the original on 1 October 2018. Retrieved 9 June 2016.
- ↑ Opio, Sam Caleb (31 March 2016). "Teachers face sack over poor performance". Retrieved 9 June 2016.
- ↑ Uganda State House (9 June 2016). "Uganda's New Cabinet As At 6 June 2016". Retrieved 6 June 2016 – via Scribd.