Muhamed Kizito
Endabika
Sande Muhamed Kizito (yazaalibwa 17 Ogwekkumi 1974) Munnayuganda, mukubi w'abikonde owa light flyweight . Yakiikirira eggwanga lye erya Afrika mu mizannyo gya 2000 Summer Olympics mu Sydney, Australia, gye yawangulwa mu lawundi esooka nga yawangulwa Ivanas Stapovičius owa Lithuania. Yakazibwako erinnya lya "Sunday" yawangula omudaali gwa zaabu mu buzito bw'abasajja obutono ( – 48 kg) division mu mizannyo gya 1999 All-Africa Games .