Jump to content

Mukwenda

Bisangiddwa ku Wikipedia

Mukwenda y'afuga Essaza Ssingo era ye Ssaabagabo w'Obuganda. Obwamukwenda bwa dda nnyo. Bwaliwo okuva ku Kabaka Kintu. Mukwenda aliko mu kiseera kino ye Oweek. Deo Kajimu okuva mu Ggombolola Mutuba V Myanzi.. <ref:wwf/lvceep/>