Jump to content

Mulumba Ivan Matthias

Bisangiddwa ku Wikipedia
Mulumba Ivan Matthias
omuntu
ekikulamusajja Kyusa
ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Erinnya lya famireMatthias Kyusa
olunaku lw’amazaalibwa16 Gwamunaana(Muwakanya) 1987 Kyusa
gy'azaalwaMasaka Kyusa
ennimi z'amanyiLungereza Kyusa
omulimuwriter Kyusa
GyeyasomeraSsettendekero wa Makerere Kyusa

Ivan Matthias Mulumba muwandiisi Munnayuganda[1] era mubalirizi w'ebbeeyi y'ebyettako n'ebizimbe.[2] Ye muwandiisi w'ebitontome bibiri ebikuŋŋaanyiziddwa, Poetry in Motion [3] ne Rumblings of a tree,[4][5] n'olugero, The Honking.[6][7] Omulimu gwe gwafuluma mu The Kalahari Review,[8][9][10][11] Reader's Cafe Africa,[12] Africa Book Club,[13][14] Munyori literary journal,[15] Lawino-magazine,[16] ne Sooo Many Stories.[17] Yasunsulwa mu mpaka za Young Achievers Awards eza 2018.[18]

Obuto bwe n’okusoma kwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Mulumba yazaalibwa mu Disitulikiti y’e Masaka mu Masekkati ga Uganda eri bazadde be Gerald Jjagwe ne Dorothy Namakula Jjagwe. Kitaawe yali akola gwa kubalirira miwendo gy'ettaka n'ebizimbe ate nnyina ng’addukanya edduuka ly’ebitabo. Edduuka ly’ebitabo erya nnyina bwe lyaggalwawo, ebitabo byaterekebwa awaka, ekintu ekyayingiza Mulumba okusoma ng’akyali muto era ne kimuleetera okwagala okunyumya emboozi.[19]

Yasomera ku Bishop Ddungu Boarding Primary School, Blessed Sacrament Kimaanya Primary School, St. Henry's College Kitovu, n'oluvannyuma ku Makerere University, gye yafunira diguli esooka eya Bachelor of Science mu Land Economics.[20]

Ebitontome bya Mulumba ebyasooka, Poetry in Motion, byayitibwa "an enterprising first" ekibiina kya Africa Book Club.[21]

Daily Monitor yakiyita "ekitabo ekikuŋŋaanyiziddwa ekiwandiika emitendera egisooka egy'omutontomi, era nga kyogera ku nzikiriza, obumanyirivu n'endowooza ezimu mu bantu".[22]

Emboozi ye "Chasing my tail" ye yakwata ekyokubiri mu mpaka z'okusoma ebimpimpi eza Africa Book Club ezaaliwo mu Gwekkumi 2013.[13] Emboozi endala, "Into the Bush", y'emboozi eyawangula mu Gwekkumineebiri 2013 mu mpaka ze zimu eza buli mwezi.[14]

Omulimu gwe era gubadde gufulumira ku mukutu gw’ebitontome ogwa Pan-African Badilisha Poetry Radio.[23]

  • The Honking. Mattville Publishing House. 2017. ISBN 978-9970-9570-02.

Emboozi ennyimpi

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebitontome ebikuŋŋaanyiziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebitontome ebimpi

[kyusa | kolera mu edit source]

Engule n'okusiimibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Writers in Uganda and authors in Uganda", writers.net. Retrieved 12 February 2014.
  2. "Mulumba Ivan Matthias" africabookclub.com (11 August 2013). Retrieved 12 August 2013.
  3. "Just read: Poetry In Motion by Mulumba Ivan Matthias", (24 March 2016). Retrieved 31 March 2016.
  4. James Murua (24 March 2016). "Mulumba Ivan Matthias launches 'The Honking' and 'Rumblings of a Tree'". Writing Africa. Retrieved 14 June 2024.
  5. "Book Review: Rumblings of A Tree by Mulumba Ivan Matthias", nevender.com. Retrieved 12 September 2017.
  6. "Book Review : The Honking by Mulumba Ivan Matthias" nevender.com (26 July 2017). Retrieved 26 July 2017.
  7. Abubaker Mayemba, "The Honking is Mulumba’s defining novel", observer.ug (4 September 2017). Retrieved 4 September 2017.
  8. "Trumpeter & Void by Mulumba Ivan Matthias", kalaharireview.com (23 September 2013). Retrieved 24 September 2013.
  9. "Chicken Fight & Enough by Mulumba Ivan Matthias", Kalaharireview.com (14 January 2014). Retrieved 14 January 2014.
  10. "Blank Walls by Mulumba Ivan Matthias", kalaharireview.com (25 February 2014). Retrieved 26 February 2014.
  11. Until I See No More kalaharireview.com. Retrieved 15 April 2015.
  12. Mulumba Ivan Matthias, "Into the darkness" readerscafeafrica.com (8 October 2013). Retrieved 8 October 2013.
  13. 1 2 "October 2013 Africa Book Club Short Reads Competition Winners", africabookclub.com (16 November 2013). Retrieved 18 November 2013.
  14. 1 2 "December 2013 Africa Book Club Short Reads Competition Winners", africa book club.com (4 January 2014). Retrieved 6 January 2014.
  15. Poems by Mulumba Ivan Matthias, Uganda, munyori.org. Retrieved 18 April 2014.
  16. Jar of misfortune lawino-magazine.com. Retrieved 10 March 2015
  17. "Forever Gone | Mulumba Ivan Mathias", somanystories.ug. Retrieved 9 April 2015
  18. Performing Arts young achievers awards.ug. Retrieved 7 August March 2018
  19. "Mulumba Ivan Matthias", africabookclub.com (11 August 2013). Retrieved 12 August 2013
  20. "THE 62nd CONGREGATION OF THE UNIVERSITY FOR THE CONFERMENT OF DEGREES AND Award of DIPLOMAS", CHS.mak.ac.ug. Retrieved 11 April 2016
  21. "Poetry in Motion by Mulumba Ivan Matthias", africabookclub.com (29 May 2013). Retrieved 5 June 2013.
  22. Dennis D. Muhumuza, "A poet's view of social dynamics", monitor.co.ug (6 September 2014). Retrieved 31 March 2016.
  23. "Mulumba Ivan Matthias", badilishapoetry.com. Retrieved 31 March 2016.

Ebujuliziddwa wabwe wa Wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]