NYAMBALA BUTONYA

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

NYAMBALA BUTONYA:

Muti guba n’obukoola butini era nga bwefaananyirizaako obwa kalitunsi. Buba bwesulise oba nga butunudde wansi.

Guba n’ekimuli nga kimyufu era nga kiwanvu. Bw’okikunya kifulumya akawoowo akalungi wabula nga kosonsomolamu.

Abamu bakayita musaayi gw'abajulizi.

ENDWADDE/ ENKOZESA.

Ekifuba: Fumba, onywe

Ssenyiga: Fumba ebibajjo, onywe amazzi agavuddemu.