Jump to content

Nakalowooleza Kitinda

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okusinziira ku Muwanga Charles mu kitabo kye Bassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda Abedda, Kitinda yali mukyala, omujjnjabi era omunoonyerezi ku ddagala eriwonya endewadde ez'enjawulo e Nkumba mu Busiro , ekifo ekyamubbulwamu kati ekiyitibwa Kitinda.