Namba(Numbers)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Weetegereze bino:

(i)Ekikolwa eky’okubala(counting) kyetaagisa obubonero n’amannya gabwo.Obubonero z'enambiso(numerals).

(b)Namba ly’erinnya ly’obubonero obukozesebwa okubala mu ttabi ly’ekibalangulo eriyitibwa “ekibaririzo” oba "okubalirira" (Arithmetic). Obubonero buyitibwa “nambiso’ (numerals).

(c)“Namba” ye namunigina(unit) omubalanguzi (mathematicians)gye yeyambisa ng’akola okubalangula kwe okwa buli kika mu sessomo ly’ekibalangulo.

Entandikwa y’ekibalangulo eri mu kuyiga kubala(counting) .Okubala kuba kwatula na kuwandiika namba enzijuvu: