Namba za Kyegabanya(Even numbers)
Endabika
Gakuweebwa Charles Muwanga !!Namba za Kyegabanya (Even numbers).
Namba za kyegabanya (Even numbers) zisobola okugabanyizibwamu bbiri awatali kusigaza nfissi (remainder).
Enamba za kyegabanya zikomekkereza ne digito eza, 0,2,4,6,8 oba 10. N’olwekyo namba 0,2, 4, 6, 8, 10, 12, 14, 16, 18, 20, 22, 24, 26, 28, 30 namba za kyegabanya.