Jump to content

Namilyango

Bisangiddwa ku Wikipedia

Namilyango kasozi mu Disitulikiti y’e Mukono mu bukiikaddyo bw’amasekkati ga Uganda. Akasozi Kano kalinnya 1,220 metres (4,000 ft) waggulu w’obugulumivu bw’ennyanja. Erinnya "Namilyango" likozesebwa n'ekyalo ekitudde wansi w'akasozi saako n'amasomero n'amasinzizo ebyenjawulo.