Namunigina (units)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Namunigina kiva mu kugaziya kigambo kya Luganda "namunigina"(single entity,item , person). kati "namunigina" kye kivvuunula "unit" eky'Olungereza. Nga tusalira namunigina era tuyinza okukiyita:

(i) Nigina(short for namunigina , Unit) (ii)Nigi(short for Nigina, unit)

kati nno tuyinza okwogera ku:

(a) Namunigina z'Amawanga ez'Ebipimo (International system of measurements) (b) Namunigina z'ebipimo (Units of measurements) (c) Namunigina z'Amatwale (Imperial units) (d) Namunigina za kyebiriga (square units) (e) Namunigina za kyesatuza (cubic units)

Mu mugereeso gwa namba(number theory) , namunigina era kiyinza okutegeeza "ensusuuba"(ones)mu ndaga ya "Omuwendo gw'ekifo"(place value).

Bivudde eri Muwanga Charles

Laba wansi namunigina Muwanga z'agezaako okugandawaza nga yewola awamu n'okukozesa ensibuko ezo munda .Naawe teesa! Sooka weetegereze:

(i) Nang'endo= Namunigina + Olugendo .Eno eba Namunigina y'olugendo(Miita)

(ii)Naggendo =Namunigina + Eggendo .Eno eba Namunigina y'olugendo olunene (Kiromiita)

(iii)Ekkegendo =Ekkumi + obugendo .Buno buba bugendo 10 =sentimiita(10 millimeters)

(iv)Akagendo=Miriliita.Akagendo kamu kabaamu n'angendo 1/1000

Namunigina z’ebipimo ezikozesebwa mu mawanga zirimu:

(a) Namunigina z’obuwanvu oba ebipimo eby'enkoloboze ( linear size). Zino zesigamye ku nang'endo(miita) era zirimu

 Naggendo/Kiromiita (km) . Naggendo (Kiromiita) emu ebaamu nang’endo(miita) 1000 .

 Ekkegendo /Sentimiita(Sm). Ekkegendo (Sentimiita) limu lirimu obugendo(mirimiita) 10

 Obugendo/Mirimiita(mm) .Akagendo( Mirimiita) kamu kabaamu nang’endo 1/1000 .

(b)Namunigina y’Obubangirivu( Volume). Namunigina y’obubangirivu ye Luyiika (liita) . Luyiika(L) ekozesebwa okupima obungi bw’ebikulukusi (liquid). Obuyiika(Miririita(ml) bwe bungi bw’ekikulukusi obujjuza kyesatuza(cube) erina ebipimo by’ekigendo( sentimiita) ku buli luuyi (ku buli mpimo). Luyiika(Liita) emu ey’ekikulukusi eba ejjuza kyesatuza(cube) eriko kigendo(sentimiita) 10 ku bulu luuyi.

( c)Namunigina y’enzitoya. Namunigina y’enzitoya (the unit of mass) ye nanzitoya/ kirogulaamu.(kg). Nanzitoya(Kirogulaamu) erina obuzito bwe bumu ne Luyiika( liita ) y’amazzi ku tempulikya n’akanyigirizi aka bulijjo. enzito /Gulaamu (g) emu ezitowa akayiika(miri-liita) kamu ak’amazzi ku digiri 0 eza Seriisiyasi(Celsius). Ate omupimo gwa sezzito (metric tons) erimu nanzitoya 1000 ziba enzito akakadde kamu.

Namunigina z’ebipimo ezisookerwako (Basic Units of measurements)

Ekipimo Nigina(Unit)

Obuwanvu(length) Ekigendo/Sentimiita (sm), Yinsi (yn), fuuti (ft), nangendo/miita (m), Olugendo/kiromiita (km)

Enzitoya (mass) Gulaamu (g), kirogulaamu (kg)

Ebiseera(Time) Sikonda (s), dakiika (dak), Ssaawa (Swa)

Obwoki(Tempulikya) Falenayiti (°F), Kaluvina(K), Serisiyaasi (°S)

Omugendo gw’amasannyalaze Ampaya (A)

(obungi bwa Ennabuzimbe (amount of matter) Moolu (mol)

akabonero Akawango Omuwendo Etimologiya Gendo=words

mirimiita miri-=ka 10-3 ‘lukumi ’ lulattini kagendo

Sentimiita senti-=ki 10-2 ‘kikumi mu lulattini kigendo

Desimiita desi-=gge 10-1 ‘kumi mu lulattini ggendo

Dekamiita deka- 101 ‘kumi mu lugureeki

Ekitomiita ekito- 102 ‘kikumi mu lugereeki

Kiromiita kiro-=lu 103 ‘lukumi mu lugereeki Lugendo

Mya mirya- 104 ‘mutwalo mu lugereeki


Namunigina z’Ebipimo Ezisookerwako(Base 1 Units of measurements)

Nanzitoya(Nana) Kiroggulaamu(Kg) Naunigina ya nzitoya Unit of mass

Nangendo(Nendo) Miita (m) Namunigina y’obuwanvu bw’olugendo Unit of distance/length

Nantikitiki(Nanti) Sikonda(s) Namunigina y’ebiseera Unit f time

Nabwoki(Noki) Keruviini(K) Namunigina ya bwoki/tmpulikya Unit of temperature

Nangendo(Nendo) Ampaya (A) Namunigina z’omugendo gw’amasannyalaze Unit of electric current

Nabukwafu Moolu(mol) Namunigina z’omubiri gw’ekintu Unit of amount of substance



Endagakipimo Namunigina

Linnya Kabonero

Obuwanvu Miita= nangendo m

Enzitoya(mass) kirogulaamu =nanzitoya kg

Ebiseera Sikonda=nantikitiki s

Omugendo gw’amasannyalaze (electric current) Ampiire=nansannyalaze A

Tempulikya Kaluviini-nabwoki K

Akawango Akabonero Ennambuluzo

giga- G 109

mega- M 106

kilo- K 103

Ekito H 102

deka- Da 101

Namunigina eya wansi 100

desi- D 10-1

senti- C 10-2

miri- M 10-3

makulo- Μ 10-6

nano- N 10-9

piko- P 10-12

femuto- F 10-15