Jump to content

Namuwongo Blazers

Bisangiddwa ku Wikipedia

Namuwongo Blazers emanyiddwa ennyo nga Nam Blazers ttiimu ya Uganda ey'omuzannyo gwa basketball esinganibwa bitundu by'e Namuwongo mu Kampala . Bazannyira mu kibinja kya NBL mu Uganda, liigi y'eggwanga ey'oku ntikko.

Ttiimu eno yatandikibwawo mu 2015. [1] Baakuzibwa okugenda mu kibinja kyawagulu ekya NBL mu Uganda mu 2019, oluvannyuma lw’okumalira mu kyakubiri mu kibinja eky'okubiri ekya NBL2. [2] nebagula abazannyi abaamannyi okuva mu bebaali bavuganya nabo mu NBL [3]

Sizoni ku sizoni

[kyusa | kolera mu edit source]
Bannantameggwa ba NBL



(2019–kati)
Okusengekebwa nga bali wagulu

Okuva 2019 nokutuuka kati

Okumalira mu ky'okubiri

Okuva 2019 okutuuka kati

Oluzannya olusalawo omuwanguzi

Okuva mu 2019 okutuuka kati

Sizoni Ekibinja Liigi Sizoni eya bulijjo Oluvannyuma lwa sizoni
Webaamaliriza Gyebaazannya Gyebawangudde Okuwangulwa Okuwangula ku buli 100
Namuwongo Blazers
2019 2. 2. Ekitundu 1 3rd 15. 12. 3. 3. .800
2021 1. 1. NBL 3rd 7. 7. 5. 5. 2. 2. .714 Zaasazibwaamu
2022. 2022 1. 1. NBL 1st 24. 19. 5. 5. .792 Yawangula oluzannya lwa quarter fayinolo nga bakuba Panthers 2-0

Yawangula oluzannya lwa semi fayinolo nga bakuba Titans 2-0 Yakubwa Oilers ku fayinolo 3-4

2023. 2023 1. 1. NBL 2nd 22. 17. 5. 5. .773 Yazivaamu
2024 1. 1. NBL 3rd 22. 16. 6. 6. .727 Yawangula oluzannya lwa quarter fayinolo nga bakuba Our Savior 2-0

Yakubwa aba Titans ku luzannya lwa semi fayinolo 2-3

Likodi ya sizoni ya NBL eya bulijjo 75 57 18. .760 0 Empaka za NBL
Likodi gyebalina mu kibinja kya NBL ekyawagulu ku mutendera gw'omupiira ogusalawo ani awangula 18. 11. 7. 7. .611

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Nam Blazers ready to challenge the National Basketball League status quo". Kawowo Sports. 11 March 2021. Retrieved 19 December 2021.
  2. "2021 NBL Preview: Club By Club Guide | The SportsNation". The Sportsnation. 16 April 2021.
  3. "Dikong, Omanye, Azolibe, Najja Join NBL Newbies". The SportsNation. 11 March 2021. Retrieved 19 December 2021.