Nasejje Jalia
Nasejje Jalia eyazaalibwa mu Gwokubiri nga 29 mu 1992, ng'amanyikiddwa mu by'ekikugu nga Zabuli, Munnayuganda Omuyimbi w'ennyimba z'Ediini n'e'zekika kya dance hall-ragga okuva e Entebbe. Yatandika omulimu gw'okuyimba mu 2013 era n'afulumizza enyimba eziwerako ezaakwatayo. Awangudde awaadi eziwerako kumutendera gw'ensi yonna ne mu ggwanga nga mwemuli n'oluyimba lweyakola ng'ali n'omuyimbi omulala neruwangula awaadi ya Collaboration of the year mu bikujuko bya Viga awards mu 2016 [1] ne n'ezimu ku nnyimba eziriwo kati ezisinga era mu bikujuko bya Viga Awards eza 2023.
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Zabuli mwana wa kusatu ku baana bataano. [2] [3] Yakuzibwa maama Omukristaayo ne taata Omusiraamu, era yalina obuto "obw'akavuyo", anti famire ye yatera okulwana ku ddiini ki abaana gye banaakuzibwaamu. [4] [5]
Ku myaka 19, Zabuli yafuna olubuto lwe yali tagenderedde n’omusajja Omusiraamu gwe yali talaba mu biseera bya mu maaso. Ebijukizo bya maama we eyali namwandu gye n’okulabula kwe ku bukulu bwa famire n’obuvunaanyizibwa byamuzitoowerera nnyo. Zabuli yawulira omusango gw'okuwulira nti gwali gumusinga n’okwefaako yekka, ng’olubuto luno alutwala ng’okubeera nga yali alidde mu maama we olukwe n'ebyo byeyali yeesubiramu ng'omuntu. [6] Zabuli yagezaako okwekyuusa agyemu olubuto. Kino bwe kyagaana, yatugenda kufuna buyambi mu beeby'obulamnu. Mu kiseera ky’obujjanjabi, Zabuli yafuna ekizibu obw'amaanyi n'atuuka n'akoma ku mugo gw'entaana. [7]
Emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Zabuli yatandika omulimu gwe ng'omuyimbi mu 2013 bwe yafulumya oluyimba lwe olwasooka "Take the wheel". Okuva olwo afulumizza ennyimba endala eziwerako omuli "Dede", "Kaidali", "Mwana Wa Muloodi", ne "Kyeeya". Zabuli akoze n’abayimbi abalala abawerako omuli Esther Hadasha, Philla, ne Coopy Bly .
Pulogulaamu y'okunoonya ebitone eyali eyitibwa Can You Praise Talent Search
[kyusa | kolera mu edit source]Pulogulaamu y'okunoonya ebitone eyali eyitibwa 'The Can You Praise Talent Search' yali nteekateeka yakubangula n'okufuna abayigirizwa abayimbi abalina ebitone Abakristaayo (abayimbi n'abafubutuka ebigambo ku mulundi gwakyo ogw'okubiri nga kitegekebwa kampuni ya Zabuli Music Ministries. [8] Okunoonya ebitone kwali kugule eri abayimbi sekinoomu oba abalina ebibiina by’abayimbi nga baweza emyaka egitakka wansi wa 18. [9] [10]
Enyimba ze
[kyusa | kolera mu edit source]Luno lwerukalala lw’ezimu ku nnyimba ze. [11] [12] Obutaambi
Awaadi n’okusunsulwa
[kyusa | kolera mu edit source]| Omwaka | Engule eyasunsulwamu | Omutendera gw'ebirabo | Ebyavaamu | Ebijuliziddwaamu |
|---|---|---|---|---|
| 2014 | Viga Awards | Template:Nominated | ||
| 2015 | Viga Awards | Template:Nominated | ||
| 2016 | Viga Awards | Template:Won | ||
| 2017 | Viga Awards | Template:Won | [15] | |
| 2016 | Viga Awards | Template:Won | [16] | |
| 2019 | Maranatha Awards Eastern Africa | Template:Nominated | [17] | |
| 2021 | Vine entertainment Awards | Template:Nominated | [18] | |
| Template:Nominated | ||||
| 2023 | Viga Awards | Template:Won |
Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Sseruyigo, Aaron (2017-01-15). "Full list of VIGA Awards 2016 winners". Breaking news on Christianity in Uganda and World (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Sseruyigo, Aaron (2017-02-28). "Zabuli celebrates birthday by dropping a new song". Breaking news on Christianity in Uganda and World (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ "PULSE WCW: Gospel Singer Zabuli, a True Testimony of Moving from 'Grass to Grace'". MTN Pulse (in American English). 2018-06-27. Retrieved 2024-12-18.
- ↑ "Zabuli Biography, Zabuli Profile, Information". Home Of Songs (in Lungereza). Archived from the original on 2024-12-19. Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Batte, Edgar (2018-08-17). "Zabuli: A journey from the bar to the pulpit - Sqoop - Get Uganda entertainment news, celebrity gossip, videos and photos" (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Jr, Zamboki Lincolin (2018-07-07). "Meet 'Zabuli' The Ragga Gospel Star Who Almost Lost Her Life To Abortion". MBU (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Sseruyigo, Aaron (2018-07-13). "How gospel artist Zabuli came to leave Islam". ugchristiannews.com (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ vinepulse (2019-04-09). "Zabuli's "Can you praise" season one finalists". Vine Pulse (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Niwarinda, Pius (2022-12-07). "The "Can You Praise" Talent Search Is Back With A Bang!". ONLINE (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Apolot, Catherine (2022-12-07). "'Can You Praise' talent search Season II is back bigger and better, Shs10m to be won". Watchdog Uganda (in British English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ "Zabuli on Apple Music". Apple Music - Web Player (in British English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ "All Zabuli's New MP3 Audios in 2024 | Free Download On Mp3jaja". www.mp3jaja.com. Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Sseruyigo, Aaron (2017-11-11). "Gospel artists releasing new albums before 2017 ends". Breaking news on Christianity in Uganda and World (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Roza by Zabuli on Apple Music (in British English), 2020-05-19, retrieved 2024-12-18
- ↑ "2017/18 VIGA Awards nominees list out". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Sseruyigo, Aaron (2017-01-15). "Full list of VIGA Awards 2016 winners". Breaking news on Christianity in Uganda and World (in American English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ Dallah, Ommy. "The Inaugural Maranatha Awards Eastern African Nominees Announced". www.ommydalla.co.ke (in British English). Retrieved 2024-12-18.
- ↑ vinepulse (2021-01-19). "2021 Vine Awards nominations dates officially released". Vine Pulse (in American English). Retrieved 2024-12-18.