Jump to content

National Organization of Trade Unions

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

National Organization of Trade Unions (NOTU) ky'ekitongole ekigatta ebibiina by'ebyobusuubuzi ekisinga obunene mu Uganda nga kirimu ebibiina 25 ebikwatagana nakyo nga bikiikirira abakozi 935,000 mu mwaka gwa 2018.  : 1. 1. 

Enkwatagana n'obwammemba

[kyusa | kolera mu edit source]
2018  :: 25. 
Omukwanaganya Bammemba
Ekibiina ekigatta abakozi mu by’entambula n’abakozi bonna (ATGWU) 101,350
Ekibiina ekigatta abakozi mu Uganda Beverage Tobacco and Allied Workers Union (UBTAWU) 3,962
Ekibiina ky'abazimbi b'ebizimbe, enguudo, seminti ekya (UBCCECAWU) 6,000
Gavumenti ya Uganda n'abakozi baayo (UGAWU) 5,300
Ekibiina kya Nationala Unio of Clerical, Commercial, Professional and Technical Employees (NUCCPTE) 213.
Ekibiina ekigatta amatendekero g’ebyenjigiriza mu ggwanga (NUEI) 6,400
Ekibiina ky'abakozi abakola ku birombe, ebyuma n'emikwano mu Uganda (UMMAWU) 10,000
Ekibiina ky’eggwanga ekivunaanyizibwa ku nnimiro n’ebyobulimi (NUPAWU) 129,00
Ekibiina ekigatta abakozi mu by'empuliziganya mu Uganda (UCEU) 221.
Ekibiina ekigatta abakozi ba gavumenti mu Uganda (UPEU) 10,500
Ekibiina ekigatta abakozi mu masannyalaze n’abakozi abalala mu Uganda (UEAWU) 3,600
Ekibiina ekigatta abakozi mu ggaali y'omukka ekya Uganda Railways Workers Union (URWU) 3,00
Ekibiina ekigatta abakozi mu Uganda Hospitality Leisure and Allied Workers Union (UHLAWU) 23.
Ekibiina ekigatta bannamawulire mu Uganda (UMU) 1,104 4 1,104
Ekibiina ekigatta ba nnansi n'abazaalisa ekya Uganda Nurses and Midwives Union (UNMU) 5,000
Ekibiina ekigatta abavubi n’abakozi abalala mu kisaawe ekyo mu Uganda (UFAWU) 1,500
Ekibiina ekigatta abasomesa mu ggwanga ekya Uganda National Teachers' Union (UNATU) 160,000
Ekibiina ky’abakozi mu ggwanga ekya Co-operative Movement Workers’ Union (NUCMWU) 3,545
Ekibiina ky'abakozi abakola ensuku, amakolero, abagaba obuweereza n'abakozi abakolagana nabo mu Uganda (UHISPAWU) 1,000
Ekibiina ekigatta abakozi mu birombe, ebyuma, amafuta, ggaasi n'abakozi abalala mu kisaawe ekyo mu Uganda (UMMOGAWU) 1,767
Ekibiina kya National Union of Theatrical, Domestic and General Workers (NUTDGW) 17,500
Ekibiina ekigatta abakozi b’ebizimbe, emirimu gy'enguudo, okuzimba n’embaawo mu ggwanga (NUICWWW) 2,929
Ekibiina ekigatta abakozi mu wooteeri, emmere, eby'obulambuzi, n'abakozi abalala (UHFTAWU) 52,000
Ekibiina ekigatta abakozi mu Uganda Printers, Polyfibre ne Allied Workers Union (UPPAWU) 1,329
Ekibiina ekigatta abakozi ba gavumenti n’abakozi ab’omukago mu ggwanga (NUGAW) 5,000
Ekibiina ekigatta abasomesa b'obwannannyini ekya Uganda Private Teachers Union (UPTU) 500
Ekibiina ekigatta abafumbi b’emigaati, abasogozi b'omwenge, abasa engano n’abakozi ab’omukago (UBBMAWU) 10,005
Ekibiina ekigatta abakozi mu gavumenti ez'ebitundu mu Uganda (ULGWU) 1,200
Ekibiina ky'abakozi ekya Uganda Civil Society Organizations (UCSOWU) 1,214
Ekibiina ekigatta abayiiya, abayimbi n’abakozi ab’omukago mu ggwanga (NUCPAAW) 755
Ekibiina ekigatta bannamawulire mu Uganda (UJU) 1,000
Ekibiina ekigatta abakozi mu butale bwa Uganda n'emikwano (UMAEU) 400,00

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]

     Template:Africa topicLua error: Invalid configuration file.