Jump to content

Nehal Bibodi

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Nehal Bibodi (yazaalibwa 18 Omwezi ogwokusatu 1971) munnayuganda enzaalwa ya Buyindi omuzannyi w'omuzannyo gwa Kuliketi ( Cricketer ) . Yalabikira mu mpaka z'ekikopo kya Uganda ekya zi ssemazinga (Intercontinental cup) mu 2005.