Jump to content

Nick Twinamatsiko

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Nick Twinamatsiko, omusajja omulala)

 

Nick Twinamatsiko Munnayuganda, muwandiisi era Yinginiya w’ebyenguudo. ye muwandiisi w’ebitabo omuli: Chwezi Code, [1] [2] Jesse’s Jewel; olugero lw'omukwano ogwabula,(a Parable of the lost love) [3] [4] ne Mug: the Chwezi guru, n'okukunganya ebitontome, Till the Promised Land n'ebitontome ebirala

Obulamu obw'obuto n’okusoma

[kyusa | kolera mu edit source]

Yasomera pulayimale ku ssomero lya Mbarara munisipaali , oluvannyuma n’agenda ku ssomero lya Ntare okusoma ku ddaala lya siniya. Yeegatta ku yunivasite y’e Makerere, gye yatikkirwa diguli ya Yinginiya mu by’okuzimba. [5]

Emirimu egifulumiziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Mugu: the Chwezi guru. Pilgrims publications. 2010.
  • The Chwezi Code. Pilgrims publications. 2010.
  • Jesse's Jewel; a Parable of the Lost Love. Pilgrims publications. 2007.

Ebitontome ebikuŋŋaanyiziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Till the Promised Land & Other Poems. Pilgrims publications. 2004.
  1. https://web.archive.org/web/20160304055320/http://www.monitor.co.ug/artsculture/Reviews/-/691232/972436/-/jaiqdmz/-/index.html,.
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-03. Retrieved 2025-08-13.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. http://dennoznewspaperarticles.blogspot.com/2008/11/parable-of-lost-love.html,
  4. http://readerscafeafrica.com/2012/05/jesses-jewel-by-nick-twinamatsiko/,
  5. http://www.monitor.co.ug/Magazines/Life/689856-975940-j9pviwz/index.html