Nince Henry
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Erinnya lya famire | Henry | |
| Yazaalibwa nga | 1989 | |
| Gy'azaalwa | Uganda | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | Songwriter | |
| Ebbanga ly'akoledde (okutandika) | 2009 | |
Ninsiima "Nince" Henry (yazaalibwa 1988 oba 1989[1] ) atwalibwa ng'omuwandiisi w'ennyimba Omunnayuganda nnamba emu mu Uganda okuva 2010 era nga muyimbi.[2] Yasituka mu kisaawe ky'okuyimba mu Uganda oluvannyuma lw'okuwandiikira abayimbi bonna abanene mu Uganda ennyimba eziwangula nga Bebe Cool, Juliana Kanyomozi, Iryn Namubiru, Bobi Wine, n'abalala.[2] Ng'omuyimbi Nince Henry akoze ennyimba nnyingi nnyo ezikwatayo ennyo nga Cinderella, Mali yangu, mpola mpola n'endala. Atebenkeza okukolera abayimbi abalala emiziki ne ye kennyini ng’omuyimbi.[3][4] Mu 2012, Nince yabaako ne puloojekiti yokuwandika enyimba ne Juliana, oluvannyuma lwokuwandika oluyimba "Sikyakaaba"[5] Juliana yali ateekedwa okufulumya oluyimba luno naye waaliwo obuteesigagana wakati w’abayimbi bano bombi. oluvanyuma juliana yafulumya oluyimba nga lwelumu n'oluyimba lwa Nince ku mutwe gwoluyimba n' ebigambo by'oluyimba[6] Mu 2013 Nince yategeka ekivvulu kye ekyasooka "MPOLA MPOLA CONCERT"
Nince yatandika omulimu gwe ogw’okuyimba ng’omuwandiisi w’ennyimba.[2] Oluvanyuma lwokuwandikira abayimbi abalala enyimba enungi, naye naatandika okurecordings ez' enyimba. mu 2011 yafulumya oluyimba "Cinderella". oluyimba luno lwamuyambako okumutuusa ku Music Industry ya Uganda
Ennyimba
[kyusa | kolera mu edit source]- Cinderella[7]
- Mpola mpola[8]
- Sikyakaaba
- Kabiriti[7]
- Kaberebere
- Taata womuntu[7]
- Basusi bamenvu[9]
- Mali Yangu
- Tobalabula
- Dora Dora, omuwandiisi w’ebitabo
- Omulundi
- Ekitundu ky'Omutemu
- Omubiri
- Abalungi Bawedeyo
- Madina
- Genda Genda
- Nfukilira
- Ofunda Nechupa, omuwandiisi w’ebitabo
- Emberenge
- Okwetegeka
- Ssente so si mazzi
- Entandikwa
- Tobawako
- Agenda jali
- Maama nomwana
- Kampala
- Kuti kuti
- Nyonhgeza
Engule z'omuziki
[kyusa | kolera mu edit source]Pam Awards - Omuwandiisi w'ennyimba asinga 2011,2012,2013 ne 2014
- 2014 Zinna Omuwandiisi w'ebigambo ebisinga obulungi[10]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Cite error: Invalid
<ref>tag; no text was provided for refs named "BigEye2013". - 1 2 3 "Nince Henry in the News". HiPipo. Archived from the original on 15 August 2016. Retrieved 12 May 2014.
- ↑ "Cinderella; Video by Nince Henry". HiPipo. 4 July 2011. Archived from the original on 4 March 2016. Retrieved 12 May 2014.
- ↑ "Archived copy". Archived from the original on 4 March 2016. Retrieved 23 April 2014.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Juliana and Nince Henry in Song Battle". Uganda Online. 24 February 2012. Archived from the original on 5 July 2022. Retrieved 12 May 2014.
- ↑ "Uganda Online - Uganda News, Entertainment news and Celebrity Gossip". Archived from the original on 2022-07-07. Retrieved 2026-06-09.
- 1 2 3 Mwesigwa, Alon (15 September 2013). "Nince Henry pulls moderate crowd". The Observer. Retrieved 12 May 2014.
- ↑ Muleyi, Solomon (15 September 2013). "Nince Henry show attracts mammoth crowd". New Vision. Retrieved 12 May 2014.
- ↑ Nince Henry Template:Dead link
- ↑ Awards monitor.co.ug Template:Dead link