Nnamaaso

Bisangiddwa ku Wikipedia

Nnamaaso. Embwa nazo ziumibwa amannya nga zikola emirimu egitali gimu. Mu mirimu gy’embwa mulimu okukuuma awaka, ate waliwo nezo eziyigga. Embwa enkulu mu kuyigga eba ya lubaale Ddungu. Embwa eno enfaananna yaayo ebeera ya Nnamaaso. Bino bimu ku bigambo by’Oluganda ebikusiike.