Norah Amin
Endabika
Norah Amin (yazaalibwa wakati wa 1895 ne 1955) yali mukyala wa Idi Amin ow'okusatu okuva e Lango. [1][2][3] Yafumbirwa Idi Amin mu 1967 wabula mu 1973 bayawukana ne Idi Amin.[4] Mukiseera nga yye muk'omukulembeze w'eggwanga, yetabanga mu bintu eby'olukale kati nga mu Ogwekkumi n'ebiri 19, 1971, yeetaba mu kutambula kw'okugaba obuyambi mu kabuga ake Ntebe. [5]
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa Lango . Yafumbirwa Idi Amin mu mwaka gwa 1967 oluvannyuma bayawukana mu 1973 mu kirango kya leediyo. [6][7][8] Okudda ku kwawukanakwe, lipoota yalaga nti NOrah Amin yasulanga munnyumb aeyamuweebwa eyali ku BUganda Road okumpi ne Buganda Road Court. Yafa mu 1977. [9]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Norah Amin
- ↑ Norah Amin
- ↑ Norah Amin
- ↑ Norah Amin
- ↑ Norah Amin
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Lango_people
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Lango_people
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Lango_people
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Lango_people