Jump to content

Ntare School

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Infobox school

Essomero lya Ntare e Mbarara mu Uganda

Ntare School ssomero lya siniya ery'abalenzi bokkaa nga lisangibwa Mbarara mu Disitulikiti y'e Mbarara mu Bukiikaddyobwobuggwanjuba bwa Uganda . Yatandikibwawo mu 1956 omusomesa Omuscotland ayitibwa William Crichton. [1]

Essomero lino liri mu kilomita1 (0.62 mi), okuva ku luguudo, mu Bukiikakkono bw’ekitundu ky’ebyobusuubuzi eky'e Mbarara, [2] ekibuga ekisinga obunene (2014 omuwendo gw’abantu: 195,013), [3] mu kitundu ky'eBuggwanjuba . Kampasi eno eweza kilomita 267 (166 mi), ku luguudo, mu Buggwanjuba bwa Kampala, ekibuga ekikulu ekya Uganda era ekibuga ekisinga obunene. [4] coordinates z'essomero lino ziri 0°36'10.0"S, 30°39'11.0"E (Latitude:-0.602778; Longitude:30.653056). [5] Essomero lino lisangibwa ku lusozi Ntare oluwanvu mmita 1,400 (4,600 ft), waggulu w’obugulumivu okuva ku ttaka. [6]

Essomero lya Ntare lye limu ku masomero agasinga okuweebwa ekitiibwa mu Uganda olw’ebyafaayo, erinnya, okusoma obulungi, n’okufuga emizannyo. [7] [8]

Essomero lya Ntare era lyewaanira ku Alumni Soccer League eya Ntare Lions League [9] egizannyibwa buli Ssande.

Ennyumba z’okubeeramu

[kyusa | kolera mu edit source]

[10]  

Abaaliko abakulu b'essomero (Headmasters)

[kyusa | kolera mu edit source]

Ensibuko: [11]

Mwami William Crichton - Omukulu w'essomero eyasookawao ng'essomero litandikibwa mu 1956 okutuuka mu 1971

Mwami Brian Remmer - 1971 okutuuka mu 1977

Mwami Jed Bangizi - 1977 okutuuka mu 1982

Mwami Gumisiriza GL - 1983 okutuuka mu 1985

Mwami HH Mehange - 1985 okutuuka mu 1987

Mwami Francis Kairag - 1987 okutuuka mu 1990

Mwami Eric Kansiime - 1990 - 1991

Mwami Stephen Kamuhanda - 1991 okutuuka mu 2002

Mwami Humphrey Ahimbisibwe - 2003 okutuuka mu 2012

Mwami Turyagyenda Jimmy - 2013 okutuuka ku 2023

Mwami Rwampororo Saul- 2023- okutuuka ku mulembe

Abayizi abaaliwo abamanyiddwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Bannabyabufuzi

[kyusa | kolera mu edit source]

 

  • Allan Toniks
  • Bemanya Twebaze, Munnamateeka; eyali akulira ekitongole kya Uganda Registration Services Bureau; Dayirekita omukulu mu kitongole kya Africa Regional Intellectual Property Organisation (ARIPO)
  • Ron Kawamara
  • BetaBeta omutunzi w'egoye za beta;

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. Nalubwama, Jackie (17 August 2006).
  2. http://distancecalculator.globefeed.com/Uganda_Distance_Result.asp?fromplace=Mbarara%2C%20Western%20Region%2C%20Uganda&toplace=Ntare%20School%2C%20Mbarara%2C%20Western%20Region%2C%20Uganda%2C&dt1=ChIJ49OcDbIb2RkRGcUA7OoNOog&dt2=ChIJ12hmvLwb2RkRZKbdJOKRz-0
  3. http://citypopulation.de/Uganda-Cities.html
  4. http://distancecalculator.globefeed.com/Uganda_Distance_Result.asp?fromplace=Kampala%20Road%2C%20Kampala%2C%20Central%20Region%2C%20Uganda&toplace=Ntare%20School%2C%20Mbarara%2C%20Western%20Region%2C%20Uganda%2C&dt1=ChIJCacTwgW5fRcRPuJJw9VOeWU&dt2=ChIJ12hmvLwb2RkRZKbdJOKRz-0
  5. https://www.google.com/maps/place/0%C2%B036'10.0%22S+30%C2%B039'11.0%22E/@-0.6027403,30.6527251,18z/data=!4m2!3m1!1s0x0:0x0
  6. http://www.ntareschool.sc.ug/
  7. Talemwa, Moses; Mwesigye, Shifa (11 February 2010).
  8. Mubangizi, Michael (6 October 2009).
  9. https://ntareleague.com/
  10. "Archive copy". Archived from the original on 2017-12-23. Retrieved 2025-08-21.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  11. "Archive copy". Archived from the original on 2020-02-16. Retrieved 2025-08-21.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ebijuliziddwa w'abweru wa Wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:Mbarara District0°36′10″S 30°39′11″E / 0.60278°S 30.65306°E / -0.60278; 30.65306