Jump to content

Ntege Musa

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ntege Musa
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamusajja Kyusa Wikidata
Omulimuboxer Kyusa Wikidata

Musa Ntege muzannyi wa bikonde mu Uganda omukugu era avuganya mu buzito bwa cruiserweight . Amanyiddwa nnyo olw’okuwangula n’okulwanirira engule ya East & Central Africa Cruiserweight Title.

Obulamu obuto

[kyusa | kolera mu edit source]

Ntege ava Nansana, Disitulikiti y’e Wakiso mu Uganda, era ng’agatta ebikonde n’emirimu egy’ebweru w’omuzannyo guno omuli n’okukola mu lufula.

Omulimu gw’ekikugu

[kyusa | kolera mu edit source]

Okusooka n'okusituka

[kyusa | kolera mu edit source]

Ntege yasooka okuzannya ebikonde bya pulofeesono mu 2015. Mu 2019 yali amaze okwejjayo ng’omuvuganya ow’amaanyi mu kitundu kino, ng'awangula engule ya East & Central Africa Cruiserweight oluvannyuma lw’okumegga Paul Kamatha ow’e Tanzania mu Dar es Salaam.

Okulwanirira engule

[kyusa | kolera mu edit source]

Yalwanirira engule ng’avuganya ne Imani Kawaya ow’e Tanzania mu 2022, n’oluvannyuma n’avuganya ne Shaban Hamadi Jongo nga 4 Ogwokumi n'ogumu 2022, n’amuwangula ku ‘technical knockout’ mu lawundi ey’omukaaga.[1]

Enwana mu ssemazinga

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu gw'Okusatu ogwa 2023, Ntege yalwana n’eyali nnantameggwa w’obuzito bwa IBO super middleweight Thomas Oosthuizen mu South Afrika ku ngule ya African Boxing Union Cruiserweight Title eyali nga telina nanyini, kyokka n’akubwa mu lawundi esooka.[2]

Ku nkomerero y’omwaka ogwo, yattunka n’omukubi w’ebikonde Mohammed Bekdash Omu Syria-Germany mu kibuga Abu Dhabi kyokka n’akubwa oluvannyuma lw’essaawa 1:38 eza lawundi esooka. Oluvannyuma Ntege yawakanya ebyogerwa nti olutalo luno lwali "lutundibwa".[3]

Likodi mu bikonde eby’ekikugu

[kyusa | kolera mu edit source]
Professional record summary[4]
Result Record Opponent Type Rd., Time Date Location Notes
Loss 9–7 Tamba Merlin TKO 1 (~0:55) Feb 2025 Dubai,  United Arab Emirates Non-title bout
Loss 9–6 Abdul Njego — 2 Jun 2024 Kampala, Uganda Non-title bout
Win 9–5 Sharifu Ngobi TKO 1 28 Oct 2023 Kasana, Uganda Non-title bout
Loss 8–5 Mohammed Bekdash TKO 1 (1:38) 15 Sep 2023 Abu Dhabi,  United Arab Emirates Non-title bout
Loss 8–4 Solomon Adebayo UD 8 27 May 2023 Lagos, Template:Country data NigeriaTemplate:Namespace detect showall Non-title bout
Loss 8–3 Thomas Oosthuizen TKO 1 (~1:03) 5 Mar 2023 Hammanskraal, Template:Country data South AfricaTemplate:Namespace detect showall For vacant ABU Cruiserweight title
Win 8–2 Shaban Hamadi Jongo TKO 6 (10) 4 Nov 2022 Dar es Salaam,  Tanzania Defended East & Central Africa Cruiserweight title
Win 7–2 Imani Daudi Kawaya KO 6 Apr 2022 Bombo, Uganda Defended East & Central Africa Cruiserweight title
Win 6–2 Ignatius Onyango PTS — Nov 2021 Kampala, Uganda Non-title bout
Win 5–2 Musa Kazungu TKO — Dec 2018 Kampala, Uganda Non-title bout
Win 4–2 Saul Ivan Male KO — May 2017 Kampala, Uganda Non-title bout
Loss 3–2 Dig Vijay Singh UD — Oct 2016 Kotkhai, Template:Country data IndiaTemplate:Namespace detect showall Non-title bout
Win 3–1 Robert Ochung TKO — Apr 2016 Kampala, Uganda Non-title bout
Win 2–1 Joseph Sentongo PTS — Jan 2016 Kampala, Uganda Non-title bout
Loss 1–1 Bernard Adie — — Nov 2015 Nairobi, Template:Country data KenyaTemplate:Namespace detect showall Non-title bout
Win 1–0 Ayub Wakisadha KO — 14 Jun 2015 Kampala, Uganda Professional debut
  • Engule y’obuzito bwa Cruiserweight mu buvanjuba n’amasekkati ga Afrika (2019–2022) [5]

Ntege alwana wansi wa Nara Promotionz era ayogedde mu lwatu ku kusoomoozebwa okuli mu kuyimirizaawo omuzanyo gw’ebikonde mu Uganda.[6]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ "Ntege dares African title after big win in Dar". Daily Monitor. 7 November 2022.
  2. ↑ "Oosthuizen wins in the first round". SuperSport. 5 March 2023.
  3. ↑ "Regional champion Ntege denies selling fight in Abu Dhabi". Daily Monitor. 16 September 2023.
  4. ↑ "BoxRec: Login". boxrec.com. Retrieved 2025-09-26.
  5. ↑ "Ntege dares African title after big win in Dar". Daily Monitor. 7 November 2022.
  6. ↑ "Boxer Ntege vows to conquer Africa". ChimpReports. 15 November 2022.

Ebijuliziddwa wabweru wa wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Boxing record for Musa Ntege from BoxRec (registration required)