Jump to content

Nuno Gomes Nabiam, munnabyabufuzi

Bisangiddwa ku Wikipedia
Nuno Gomes Nabiam, munnabyabufuzi
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamusajja Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeGuinea-Bissau Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waNuno Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga17 Gwakkuminogumu(Museenene) 1966 Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waBissau Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiPortuguese Kyusa Wikidata
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa Wikidata
Ekifo ky'alimuPrime Minister of Guinea-Bissau Kyusa Wikidata
Mmemba w’e­ki­bii­na ky’e­byo­bu­fu­ziAssembly of the People United Kyusa Wikidata
Medical conditionLumiima mawuggwe Kyusa Wikidata

Nuno Gomes Nabiam (yazaalibwa 17 Ogwekkuminogumu 1966) munnabyabufuzi mu Bissau-Guinea era nga yaweerezako nga Ssaabaminisita wa Guinea-Bissau okuva nga 28 Ogwokubiri 2020 okutuuka nga 8Ogwomunaana 2023.[1]

Obuyigirize bwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Gomes Nabiam yasomera ku Kwame Nkrumah National High School. Yamaliriza diguli ye mu Higher Institute of Civil Aviation Engineering e Kyiv, Ukraine, era n’aweebwa sikaala okusoma eby’ennyonyi mu 1986. Oluvannyuma Gomes Nabiam yasomera mu Amerika, gye yafunira diguli eyookubiri mu by’okuddukanya bizinensi.

Nga 29 Ogwokuna 2020, ye ne baminisita basatu baakeberebwa ne basangibwa ne COVID-19.[2]

Ebyobufuzi bwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Gomes Nabiam yafuuka omulwanirizi w’eddembe mu kibiina ky’abavubuka mu Afrika Amílcar Cabral mu 1978. Mu 1980, yegatta ku kibinja ky'okulwanirira eddembe ekya PAIGC. Mu 2012, gavumenti ya Bissau-Guinea yamulonda okubeera ssentebe w’olukiiko olufuzi olw’ekitongole ky’ennyonyi ekya Guinea-Bissau Civil Aviation Agency.[3]

Nga 28 Ogwokubiri 2020, Gomes Nabiam yalondebwa ku bwa Ssaabaminisita wa Guinea-Bissau. Ono munnakibiina ky’ebyobufuzi ekya [./Assembly_of_the_People_Unitedhttps://en.wikipedia.org/wiki/Assembly_of_the_People_United Assembly of the People United].[4]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ Hoije, Katarina (2 February 2020). "Guinea-Bissau President Appoints Nabiam as Prime Minister". Bloomberg News. Retrieved 11 April 2020.
  2. ↑ "Guinea-Bissau PM and three ministers test positive for COVID-19". Reuters. 29 April 2020. Retrieved 5 June 2023.
  3. ↑ "BIOGRAPHY AND THE APPLICANT'S MANIFESTO OF Eng. NUNO GOMES NABIAM!". 29 September 2019. Archived from the original on 8 December 2019.
  4. ↑ "Guinée Bissau: Nuno Gomes Nabiam nommé Premier ministre par le président Umaro Sissoco Embalo".