Jump to content

OKULUNDA EKOOKO ENANSI NENZIJAJABA

Bisangiddwa ku Wikipedia

Wano mu Uganda abantu bangi balunda enkooko enansi nga tebamanyi kujajaba era bamanyi nti eddagala ezzungu lyerijaajaba ekooko so nga ate eddagala eryaffe elye kinansi.lijaajaba bulungi ekooko zaffe era ngoyagala okuwonya ekooko osoka kunzigema otya era ogema bulwande ki.omusuja, senyiga ndwadde endala.1Bwoba oyagala okumanya endala eryo ,soka omanye bino ekisoka;omululuza bikola,ekiroowa bikola,Ejaga bikola, Kayaayana bikola,Eppapali esaja milandila,Katungulucuumu nga bubiri EKikakala bikola.awo olyoke afumbe bwegamala okuwola ziwe zinye.awo ngo jaajaba nkooko zaffe