OLUSENKE: Muddo muwanvu gutera kusangibwa ku ttale; era lutera okweyambisibwa mu kusogola omubisi omuganda.
Guba gufumita era gubaako obuggwaggwa ku mabali.
ENDWADDE/ENKOZESA:
1.Okwoza mu lubuto: Fumba emirandira, 0nywe.