OMUZIMBA NDEGEYA
Endabika
== OMUZIMBA NDEGEYA ==SESBANIA, RIVER BEAN OR EGYPTIAN RATTLE POS SESBANIA SESBAN Omuti omuzimba ndegeya [ Sesbania, River bean or Eyptian rattle pos] [ Sesbania sesban] nagwo gukula mangu nnyo. Gwongerra nayitrogyeni mu ttaka, gukuuma ettaka obutatwalibwa n’amazzi oyinza okukungula amakoola mu myezi nga mu naana nga gyiyiseewo n’oliisa ebisolo. Bwe ggumala emyaka essatu gubeera n’emigaso emirala nga eddagala. Omuti guno mulungi mu kutuwa enku mu bbanga ettono ddala emyezi nga munaana okutuuka ku mwak a gumu. <ref:wwf/lvceep> --Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 09:34, 3 Gwamunaana 2015 (UTC)--Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 09:34, 3 Gwamunaana 2015 (UTC)