OMWEGAYIRIZI YANI?

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

OBUWEREZA BW’OKWEGAYIRIRA Omwegayirizi ye muntu yenna Katonda gwe yalonda okuyimirira mu kituli ku lw’abantu abalala okwenenya ekibi ekikolebwa mu masekkati gabwe, n’okwegayirira kwe bintu ebyo abantu bye bagala Katonda abakolere. [ Ezekiel 22:30, Isaiah 59:16 ] Omwegayirizi ayawukana ku mulokole oba omu’Kristayo owa bulijjo. Omwegayirizi afukibwaako amafuta agenjawulo agawanirira obulamu bwe kkanisa nga mwotwalidde n’abasumba, ba nnabbi, abatume, abasomesa ba baibuli n’ababulizi be njiri. [ John 15:13] Tewali alina kwagala Kunene okusinga kuno omuntu okuwayo obulamu bwe olwa mikwano gye. Katonda akuteeka ko okwagala kuno mu ngeri ey’amafuta. Omwegayirizi akolera mu kwagala okutali kwa bulijjo nebatuuka n’okugamba nti “Gwe okikola otya?” Olina OMUTIMA OGW’OMWEGAYIRIZI?

Abalala basomye Ekitambo,EKIKOLIMO,OBULOGOnebabitegeera.