Obutaffaali obw'eggabo=Obutaffaali obulemawavu(Sickle cells)
Endabika

Obutaffaali obw'eggabo
(Sickle cells)
Ffe tetujja kubuyita butaffaali bwa najjolo .Mu Luganda, "Obutaffaali obw'eggabo" kakensa Charles Muwanga era bw'ayise "obutaffaali obulemuwavu"(obulemu ekiwanvu) oba "obutaffaali obulemawavu"(obulema ekiwanvu), olwokuba nga buba bwalemala mu nkula yaabwo ne bwewetamu ate nga bubugaanye mu musaayi mu mubiri gwonna, era mu Luganda bwe tuyinza okuyita "obutaffaali obw'eggabo"(sickle cells) kuba bwalemala ne buba mu nkula ey'eggabo nga ery'eggaali.