Obutoffaali(Particles)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Sooka okimanyi nti "akataffaali"(living cell) kaba kazimba mubiri gwa kiramu kyokka "akatoffaali" kazimba buli kintu.

Akatoffaali ke katundutundu akayinza okuba akasirikitu oba akatali kasirikitu ak'ekintu kyonna. Obutoffaalo buba butundutundu. Mu "essomabutonde" oba "essomabuzimbe"(physics) waliwo "obutoffaali"(particles) bwa njawulo: (a) obutoffaali obwa Beta(Beta-particles) (b) Obutoffaalo obw'alufa(Alpha-particles) (c) Obupoto (photons).Buno era buyitibwa bupaketi bwa kitangaala(packets of light) (d)Obutonniinya(Atomic particles) (e) Obutinniinya(elementary particles) (f)Akatiriitu kano nako katunnniinyo

Bivudde eri Muwanga Charles