Jump to content

Obutonniinya n'obutinniinya(Subatomic and elementary particles)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Elementary particle
Subatomic particle

Muwanga agamba nti obutoffaali obusirikitu obuyitibwa obusirifaali bw'obuziba oba obutonniinya (atomic particles) bulimu:

(a) Obukontanyo oba konta (Protons)

(b) Nampawengwa oba nampa (Neutrons)

(c) Obusannyalzo(Electrons)


Obukontanyo ne nampa bwe butoffaali obuyitibwa "obutonniiya"(subatomic particles)ate obusannyalazo n'obukwaki(quarks) , obuzimba nampa ne konta, bwe buyitibwa obutinniiya(elementary particles) kubanga bwe busingayo obutini, si botono kyokka naye butini(they are not just small but they are very small ( tiny).

Ebirimba by,obuziba(clusters of atoms) biyitibwa obuzitoya (molecules).Manya:

"mole" = mass

"-cule"= tiny or very small

So molecule means "very small mass"(enzitoya entono ennyo). In Luganda molecule is "akazitoya" and in plural it is "obuzitoya"(molecules).

Obuziba bwa okisigyeni bubiri bukola qkazitoya ka okisigyeni(oxigen molecule) kamu ate obuziba bwa ayidologyeni bubiri n'akaziba ka akisigyeni kamu bukola akazitoya k'amazzi(water molecule) kamu.

Obuzitoya nga bwesigalizza embeera yabwo ey'obutonde bwe bukola embeera essatu buli kintu mwe kisangibwa:

(a) Enkalubo(Solid)

(b) Ekikulukusi(liquid)

(c) Omukka (gas)