Okeme
Endabika


Amazina ga Okeme mazina ga kinnansi ga Lango . Gatera okuzinibwa ku mikolo gy'embaga, ku mikolo gy’obuwangwa egy’okwanjula , n’emikolo gy’okutikkirwa. [1]
Okwoolesa
[kyusa | kolera mu edit source]Okeme mazina agakwataganya ennyo abantu ng’abazinyi babuuka nga bwe bakuba ebigere ku ttaka. Bakozesa amaanyi mangi nga bwe babuuka, nga bazinira ku mudigido gw’enggoma nga bwe bayimbira abalabi.
Okwolesa amazina gano kiwa omukisa abantu bonna ababa beetabye ku mukolo okwegatta ku bazinyi nebanyumirwa okuzina nga bwebasanyuka [2]
Ensibuko
[kyusa | kolera mu edit source]Ensibuko y'amazina ga Okeme yava ku bantu b’e Lango lwe baasenga mu disitulikiti z’e Otuke ne Alebtong eziriwo kati. [2] [3]
Era laba
[kyusa | kolera mu edit source]Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://www.okerecity.org/explore-okere
- 1 2 https://www.okerecity.org/explore-okere Cite error: Invalid
<ref>tag; name ":0" defined multiple times with different content - ↑ https://www.okerecity.org/explore-okere