Jump to content

Okulima ebitooke byetuyita fiya wano m'uganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

OKULIMA EBITOOKE BYETUYITA FIYA WANO M’UGANDA

[kyusa | kolera mu edit source]
Ebitooke by'afiya

Fiya bitooke birungi nyo wano m’uganda era bwobilima tosobola kufa bwavu Nanjala.

                                ENSIMBA YAFIYA

1.Bwoba ogenda okusimba fiya olina okuma ekinya nga kiwanv ate nga kigazi Bulungi 2.Ewantu bwewaba nga wakapa oba ngasiwajimu mukinya kyosimye olina okutaburilamu Mukinya ettaka nobusa okumala wiki 3 kiyambe ettaka okuwola obulungi. 3.Wabula bwoba ogenda kusimba fiya olina okusima akanya ngakawanvu oluvanyuma otekemu Akalukusa kafiya.